0:00
3:02
Now playing: Gundeeze

Gundeeze Lyrics by King Saha


Yea-eh!
Yeah, anyway!
Owulira otya wobeer'awo
Nga munnowo taly'awo
Nze mpulira bubi eno
Nga munage tali eno
Baby wajja ng'enkuba, nze weneggama kwe ku kufuna
Siyinza Kukuleeka, muntu yenna okukweddiiza
Baby sijja kwatula, ebbanga lyenakwagalira
Kati tulinze na mbaga, kyekyaama kyetwekumira
Yoono antankumbye maggolo, omwana antankubya maggoolo
Yoono antwala mumaaso
Ya nsomesa ebyomukwano
Ekyama kyenekumira
Kuggwe kwenasokeera
Yeggwe eyandaga enjuba
No musaana wandaga omukwano
Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Gundeeze leeze, omukwano gunankutula
Omukwano gunna ndwaaza, ndekka nze baby gunankabya
Mwana wa maama (mwana wa maama)
Twasaba essaala (twasaba essaala)
Eno ye saawa, tulabe ebyavva mussaala
Baby! Oli olumu munsi eno
Olinga malaika munsi eno
Onjagaaza nnyo ensi eno
Nze nawe tunyumirwe ensi eno
Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nkulungula, nkulungula
Empulungusse zonna ozijeemu nze nkulungula
Nsomasoma, ng'akapapula ng'ebiriko obyetaaga
Nze ndi ready okukuuma
Baby sijja kukwegaana
Baby olinga omufaaliso
Kwenfuniira otulo omufaaliso
Tugende leero mu disco
Bankubiire akayimba ka Sisqo
Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Omukwano gwo gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Nyamba gundeeze (nga ninda)
Baby nga gundeeze (nga ninda)
Gwe!