0:00
3:02
Now playing: Singa

Singa Lyrics by Ykee Benda


Yeah-yeah yeah
Ykee benda, yeah
Singa gw'eyali omusana ogwakanga
Singa gw'eyali enkuba eyo etonyanga
Ye singa gw'eyali empewo eyo ekuntanga
Singa, nze nesiimye
Singa gw'eyali omusana ogwakanga
Singa gw'eyali enkuba eyo etonyanga
Ye singa gw'eyali empewo eyo ekuntanga
Singa, nze nesiimye (yeah, nze nesiimye)
Eh! Singa, ku ensi yona eno twaliko ffeka
Singa, buli kalungi nze nkakukwasa
Singa, egulu lyegula gwe n'olaba
Essala, zempayo ku lulwo malaika
Gwemanya, ne mubiire mu banga ntuuka
Gwe bwongamba, nze wuwo era abasinga
Buli gyempita, nga ndi nawe nzimba zimba
Ky'ova olaba, n'ekifuba oluusi kiruma
Singa!
Singa gwe!
Ye singa! Eh, eh
Singa!
Singa gwe!
Ye singa! Eh, eh
Singa gw'eyali omusana ogwakanga
Singa gw'eyali enkuba eyo etonyanga
Ye singa gw'eyali empewo eyo ekuntanga
Singa, nze nesiimye
Singa gw'eyali omusana ogwakanga
Singa gw'eyali enkuba eyo etonyanga
Ye singa gw'eyali empewo eyo ekuntanga
Singa, nze nesiimye (yeah ih)
Maaso taala, bona gw'obasinga
Mu riiso eno munda, omwange mwotuula
Kimuli my flower, kulembera bwetukumba
Mukwano ensonga, ne munzikiza tabula
Ky'ova olaba birungi
Nze nkwagala na mubungi
Omusana ogwo ogwaka
Oba enkube eyo etonya
Era ddala birungi
Nze nkwesiga na mubingi
Kugwe omulungi, kwe nzimbidde omusingi
(Singa)
(Singa)
(Yeah)
Oh-oh, yeah-yeah yeah
Singa!
Singa baby!
Singa! Eh! Eh
Singa gw'eyali omusana ogwakanga
Singa gw'eyali enkuba eyo etonyanga
Ye singa gw'eyali empewo eyo ekuntanga
Singa, nze nesiimye
Singa gw'eyali omusana ogwakanga
Singa gw'eyali enkuba eyo etonyanga
Ye singa gw'eyali empewo eyo ekuntanga
Singa, nze nesiimye