(Verse 1)
Twawalampa ng'amabati
Nti nafe, tulabeyo zi kalori
Netukola cake yembagga, nga ya taka
Twabuka ku bisenge, bulijjo nti nafe tukwateyo ko ku nsenene
Netuduka kamulari, nga nkute mu maaso
Jangu jangu nti nawe, tukonkone amayumba gonna tuduke nawe
Baveyo bavume, nga teri
(Chorus)
Mulala
Teriyo, mulala
Teriyo, mulala
(Verse 2)
Otyo otyo nze oyo, twalumba nga ffembi nga tuyoya bi ffene nawe
Otyo nti nawe, nzijukira uh uh (otyo)
Otyo otyo nze oh you, batukwata ffembi mu miwogo gy'abendi
Jje twalya mu kyama, nzijukira nawe eh
(Chorus)
Mulala
Teriyo, mulala
Teriyo, mulala ah aah-ah
Mulala
Teriyo, mulala
Teriyo, mulala
(Bridge 1)
Nze ne bwo-tompe zaabu, nga wampeka ku'mugongo
Nze mpandiise, erinnya lyo wano ku mutima
Ah-ah ah mu bonna, ah-ah eh
Ggw'abasinga ah-ah eh
Teriyo, teri iih
Teriyo ooh oh-oh, mulala
(Bridge 2)
Otyo otyo nzijukira, ng'omusana guganye okujja mu mawanga
Otyo nzijukira, nga tukadiye
Otyo otyo nkumira, abaana n'abaana betuzadde mu mawanga
Nti nabo bakule, bamanye omukwano nga guno
(Chorus)
Mulala
Teriyo mulala
Teriyo, oh mulala