0:00
3:02
Now playing: Crazy Company

Crazy Company Lyrics by B2C ft. Fik Fameica


Yingirawo nga kibaakulo
You already know
Teweetaaga intro
Yingirawo nga kibaakulo
King Kong, B2C

Can you give me some flavour
Vibe zange zirinnya mpola
Njagala tukole ebikola okukira Osama
Atalina mutima weesonyiwe ebbala, yeah
Everybody do the sing and dance
Obulamu bunyuma we spend on dress
Totulabisa we fake no life
Ze tukola we do the dos for always

Era bwe tufunamu tusula tetwebisse, nga tetwebisse eeh!
Ne uniform twazifuna we dey everyday, everyday eeh!
Ffe tuli balongo n’omubbali (eh!)
Gwe ddako ebbali (yeah)
Manya tetusalikako musale
Yeah, crazy company
Ffe tuli balongo n’omubbali (yeah)
Gwe ddako ebbali (yeah)
Manya tetusalikako musale (eeh eh!)
The crazy company

Tuli mu life masappe-ppe
Tuli birungi tuli mme-ke-te
Abatalina wanyu can sanitize
Nnyumirwa ne gundi lwatazze eh!
Naye amaja we gali tunyumirwa ky’ekyo
Ffe eno binyuma tetujulira kyeyo
Producer bakakase nti abaana beebo
Laba vibe ate kye tukola ky’ekyo
If you feel like you wanna do the whine
Situka mu katebe pretty maama
To the right, to the left lumya aah ah!
Ppaka budde kukya

Era bwe tufunamu tusula tetwebisse, nga tetwebisse eeh!
Ne uniform twazifuna we dey everyday, everyday eeh!
Ffe tuli balongo n’omubbali (eh!)
Gwe ddako ebbali (yeah)
Manya tetusalikako musale
Yeah, crazy company
Ffe tuli balongo n’omubbali (yeah)
Gwe ddako ebbali (yeah)
Manya tetusalikako musale (eeh eh!)
The crazy company (yeah)

King Kong, ah!
What doesn’t kill you makes you stronger
Seeguya, sejjusa, seetonda (yeah)
Ssente ndya ku zange ze nsonda
Don’t judge me ssi ggwe wantonda
Wamma you order Azul
Zulu bamwongere enduulu
Nduulu muziki ye food
Food, ekirala boob
We dem bad boys from Kampala
Worldwide ffe tusinga okwambala
We look good, abawala batwagala (towakana)
Batwagala ate naffe tubaagala (towakana)
We chop life daily ffe tucakala (yeah)
No wahala stress twagigobera ddala (ah!)
Okuva mu ndongo bamala kugiggala (eh!)
Bamala kugiggala

Era bwe tufunamu tusula tetwebisse, nga tetwebisse eeh!
Ne uniform twazifuna we dey everyday, everyday eeh!
Ffe tuli balongo n’omubbali (yeah, yeah)
Gwe ddako ebbali (yeah)
Manya tetusalikako musale (eh!)
Yeah, crazy company (ah!)
Ffe tuli balongo n’omubbali (kubawo nnyo awo)
Gwe ddako ebbali (kuba, kuba)
Manya tetusalikako musale (eh yo!)
The crazy company (aah!)