(Intro)
Wanyumira obutiiti
Ne ka pin mu kundi
(International)
(Verse 1)
Ekyaana kirina body abazungu bajja mu Uganda kukirambula
Body yaakyo twagisomako mu butabo mawulire mpapula
Kati fumita kagere mu ttaka
Fumita fumita fumita zino empere
DJ atukubire ekinyanya ky'e'Masaka
Tufuukuule enfuufu mu ttaka, haha
(Chorus)
Gyal owoomya enfumita, owoomya enfumita
Fumita Dance
Owoomya enfumita, ggwe w'ofumita ne ndoba
Fumita Dance
Mu mazina g'okufimita, owoomya enfumita
Fumita Dance
Owoomya enfumita, ago amazina ggwe g'ozina, ayaya!
(Verse 2)
Oli bulabe nnyabo
Onzita aga nnyabo
Buli we nkulaba nnyabo
Nyimuka nenzina
Mummy yo, onyumisa stylo
Amazina genkukubira gakwate halo!
Bwe tuba mu party, ng'oli mu party
By'ozina dirty, binyumisa party
Kati fumita kagere mu ttaka
Fumita fumita fumita zino empere
DJ atukubire ekinyanya ky'e'Masaka
Tufuukuule enfuufu mu ttaka, haha
(Chorus)
Gyal owoomya enfumita, owoomya enfumita
Fumita Dance
Owoomya enfumita, ggwe w'ofumita ne ndoba
Fumita Dance
Mu mazina g'okufimita, owoomya enfumita
Fumita Dance
Owoomya enfumita, ago amazina ggwe g'ozina, ayaya!
(Verse 3)
Yo body wicked wicked, body wicked wicked
Wicked wicked, ggwe atuzinisa mu party (hehehe)
BB Zanda
Afunda gyal with a big nyash
Atalina kabina owange tamukira
Bino bye nkugamba bya ddala ggwe towakana, eeh
Bw'oba okimanyi mbu nno tolina mukira
Tewetaba mu mazina ga nkima
Wanyumira obutiiti
Ne ka pin mu kundi (Challenger Pro)
(Chorus)
Gyal owoomya enfumita, owoomya enfumita
Fumita Dance
Owoomya enfumita, ggwe w'ofumita ne ndoba
Fumita Dance
Mu mazina g'okufimita, owoomya enfumita
Fumita Dance
Owoomya enfumita, ago amazina ggwe g'ozina
(Outro)
Haha, Watagwan [?] fanily, boom shatta
[?] BB Zanda
Fumita dance