0:00
3:02
Now playing: Bamugambe

Bamugambe Lyrics by Bebe Cool


Bakulabila mu kubo ng′oyengela
Abatamanyi nga bebuuza nti oba waba kyi
Kumbe bambi olojja mukwano oh...
Atakimanyi takitegela kiba kya kyaama ate nga kyamunda
Ebintu byo mukwano bijjude amayengo oh
Kili mutu omala kukisumulula nolab'ekivaamu
N′olusozi omala kuluvuunuka noda ku museetwe
Kati kambagambe, omukwano musaana mu okulinda
Ela namwe mumugambe, emikwano gyibeera gyilimba ah
Kati kambagambe, nti mu mukwano musaana mu okulinda
Ela namwe mumugambe, emikwano gyibeera gyilimba ah
chorus
Bamugambe, ekintu kyakoze sikyilungi
Bambi mumugambe, nti kyatelekela omunaku kyigya
Bamugambe, ekintu kyakoze sikyilungi
Bambi mumugambe, nti kyatelekela omunaku kyigya

Bajajja balugela nti mu bagalana tosaayo kikyo,
Elyo elyomukulu, awadugala nga wewalaba
Kale muno mukuume, newaba mulwade muyambe
Katugambe mukyaamu, mutula babiri ela nemuteesa ah
Ogwo gwe mukwano abagalana
Gwebasanide kuba na gwo nga bali mu maka
Bakwatagana, tebayombagana
Bakumagana, nga bakolagana
Ogwo gwe mukwano abagalana
Gwebasanide kuba na gwo nga bali mumaka
Bakwatagana, tebayombagana
Bakumagana, nga bakolagana
chorus
Kati mu mukwano... (oh ooh...)
Nsazeewo kugenda mu maaso... (oh ooh...)
Bambi mu mukwano... (oh ooh...)
Nsazeewo kugenda mu maaso... (oh ooh...)