Nsemberera Lyrics by Biswanka


Ndabye abalungi bangi
Naye tebankolera (Biswanka)
Kenkufunye kampumule (Empaka z'obulungi oziwangude)

Nsemberera kumpi ku kido
Abalala appetite nze yambula
Nsemberera kumpi ku kido
Abalala appetite nze yambula
Nsemberera kumpi ku kido
Abalala appetite nze yambula
Nsemberera kumpi ku kido
Abalala appetite nze yambula

Byenkwagaza katijjo tonyiga, kuba walungiwa
Byenkwagaza katijjo tonyiga, gwe yalungiwa, ah!

Nkwagala kilalu
Obulungi bwo bunsudde eddalu, uuu!
Nkwagaza mululu 
Nebwebamenya enyingo sikutta, ah!
You're my perfect love
Olina buli kimu mu full package

Nsemberera kumpi ku kido
Abalala appetite nze yambula
Nsemberera kumpi ku kido
Abalala appetite nze yambula
Nsemberera kumpi ku kido
Abalala appetite nze yambula
Nsemberera kumpi ku kido
Abalala appetite nze yambula

Nkwewunya, oba okikola otya gyoyita eyo
Mmm, kuba olabika bulungi
Gyoyitira osaliza bangi
Mukama yakuwa mu bungi
Obulungi bwo bukira zaabu ne ffeza
Era iy yeah (Empaka z'obulungi oziwangude)
Nsemberera kumpi ku kido (Shidy Beats Mr. Beats on the Beat)

Nsemberera kumpi ku kido
Abalala appetite nze yambula
Nsemberera kumpi ku kido
Abalala appetite nze yambula
Nsemberera kumpi ku kido
Abalala appetite nze yambula

Byenkwagaza katijjo tonyiga, kuba walungiwa
Byenkwagaza katijjo tonyiga, gwe yalungiwa, ah!

Nkwagala kilalu
Obulungi bwo bunsudde eddalu, uuu!
Nkwagaza mululu 
Nebwebamenya enyingo sikutta, ah!
You're my perfect love
Olina buli kimu mu full package

Nsemberera kumpi ku kido
Abalala appetite nze yambula
Nsemberera kumpi ku kido
Abalala appetite nze yambula
Nsemberera kumpi ku kido
Abalala appetite nze yambula
Nsemberera kumpi ku kido
Abalala appetite nze yambula