(Verse 1)
Mmh, eeh ya
Nakusenga
Yesu wambuna mu mutima
Kye njoya ky'ompa
Daddy, tonganya na ku jula
Ye ani ansingira Kristo kale
Oyo akuja ku ttale
Nakwambaza engule
Sirinamu yadde kakubusabusa
Manyi bye wakola
Ne kati bikole
(Chorus)
Mba mulalu
Bwe nva ku ggwe
Ndi beera naawe forever
Mba mulalu
Bwe nva ku ggwe
Ndi beera naawe forever
Mba mulalu
Bwe nva ku ggwe
Ndi beera naawe forever
Mba mulalu
Bwe nva ku ggwe
Ndi beera naawe forever
(Verse 2)
Iih yee
Mweyitira zaabu
Talina na taabu
Ono Yesu talikyuuka (Ono Yesu talikyuuka)
Wembangawula wakati mu nyanja (ye eh)
Atemawo ekubo (ooh)
Ono ankuuma, tabongoota, teyebaka
Kale kati mwe abanswamwe mwe (muswadde)
Nze ne Yesu twalockinga
Talindekulira kakube mu kuffa
Ekyaffe kya forever more, iiihh yee!
(Chorus)
Mba mulalu
Bwe nva ku ggwe
Ndi beera naawe forever (Ndi beera naawe forever)
Mba mulalu
Bwe nva ku ggwe
Ndi beera naawe forever (Ndi beera naawe forever)
Mba mulalu
Bwe nva ku ggwe
Ndi beera naawe forever (forever and ever)
Mba mulalu
Bwe nva ku ggwe
Ndi beera naawe forever
(Outro)
Ooouuuu yee!
Ennaku enyingi, wakati mu nyanja
Nga ndi naawe yesu
Ntambule nga naawe eeeh, eeh yii eeh
Tonvangamu, tolinvaamu
Kw'ekyo nkesiga nze
Yeggwe omu leero
Enkya ne luli, toli kyuuka
Ooouuu, iih yee