Mukyala Lyrics by Daddy Andre


Erara
Woooh hooow
Omukwano gutawa
Gutokota mu byenda
Nga Raggae
Dee bweyagamba
Ngawaliwo akutwala
Akusubiza ebilungi
Mubwama haaa
Tebulikya nenkukyawa
Elankusubiza ebilungi
Bujju wange haaa
Eno love telizaawa
Tubikole kuba
Olunaku lwankya
Bunobulungi yewabujawa
Mbunonyeza ngateli abulina
Woooh hooow
Njakutama bwendaba
Abakukwana
Eheee heeee
Kankunanike akaweta akakusaana
Yegwe mukyala asinga muboona
(Nze Bbawo)
Naaah
Yenze Bbawo atakulimbenga
(Yegwe mukyala)
Yegwe mukyala asinga muboona
(Nze Bbawo)
Yenze Bbawo atakulimbenga awh
Woooh hooow
Nemukupakasa njakubela
Ngansabyako
Nyanguwengako nzije nkulabeko
Buli kalungi olyengakonsombe omukwano
Ogulabeko
Ogukwateko ogunyweko
Ogulyeko aahaaw
Woooh hooow
Njakutama bwendaba
Abakukwana
Eheee heeee
Leelo kanebaze abazadde
Abakuzaala
Yegwe mukyala asinga muboona
(Nze Bbawo) naaah
Yenze Bbawo atakulimbenga
(Yegwe mukyala)
Yegwe mukyala asinga muboona
(Nze Bbawo)
Yenze Bbawo atakulimbenga awh
Yaha biibi yaaah
Yaha Biibi
Njakutama bwendaba abakukwana ahaaa
Yegwe mukyala
Yegwe mukyala asinga muboona
(Nze Bbawo)
Naaah
Yenze Bbawo atakulimbenga
(Yegwe mukyala)
Yegwe mukyala asinga muboona
(Nze Bbawo)
Yenze Bbawo atakulimbenga