(Intro)
Ng'empungu wemanyi ebire
Favour
Brian Beats
(Verse 1)
Weba love kyambalo eno fashion nga watunga
Simanyi oba watungisa ngalo
Eno wuzi nga yanwera
Omuntu gwe sikuze naye amanyi ng'empungu wemanyi ebire eh
Ne lwe sinyumya naye
Akola ebyo ebisubize
(Pre-Chorus)
Oyambusa minzaani
Ke kanyiriro kendiko era sikyetaaga lotion
Mbu yamusimako ki
Njagala mundage Mukama lwe yalya pan
(Chorus)
Okozze omulimu (ha!)
Ntuula ne newunya byonkola nyumirwa
Tuula bwanyinimu
Wamma ne bw'ovimba gw'osuza anyirira
Baby okkozze omulimu
Nze ntuula ne newunya byonkola nyumirwa
Tuula bwanyinimu
Wamma ne bw'ovimba gw'osuza anyirira
(Verse 2)
Kati kwata mpola tonta
Baby ggwe gwe ndojja
Wokijja wenkisa (hmm hm)
Ndi tooke lyo oyunjiza
Simanyi, kyona kyewankola simanyi
Era simanyi, oba ewamwe mwakuba obunyonyi
Kuba target gy'olina
Ne bwozibiriza bwosa (ssh ah ah!)
Kwo okunsona wansona (ah ah!)
Menyebwa omutima gwange guma (ah ah!)
(Pre-Chorus)
Oyambusa minzaani
Ke kanyiriro kendiko era sikyetaaga lotion
Mbu yamusimako ki
Njagala mundage Mukama lwe yalya pan
(Chorus)
Okozze omulimu (ah!)
Ntuula ne newunya byonkola nyumirwa
Tuula bwanyinimu
Wamma ne bw'ovimba gw'osuza anyirira
Baby okkozze omulimu
Nze ntuula ne newunya byonkola nyumirwa
Tuula bwanyinimu
Wamma ne bw'ovimba gw'osuza anyirira
Favour
(Verse 3)
Kati kwata mpola tonta
Baby ggwe gwe ndojja
Wokijja wenkisa (Mozy Wryta)
Ndi tooke lyo oyunjiza
Omuntu gwe sikuze naye amanyi ng'empungu wemanyi ebire eh
Ne lwe sinyumya naye
Akola ebyo ebisubize
(Pre-Chorus)
Oyambusa minzaani
Ke kanyiriro kendiko era sikyetaaga lotion
Mbu yamusimako ki
Njagala mundage Mukama lwe yalya pan
(Chorus)
Okozze omulimu (ooh ah!)
Ntuula ne newunya byonkola nyumirwa
Tuula bwanyinimu
Wamma ne bw'ovimba gw'osuza anyirira
Baby okkozze omulimu
Nze ntuula ne newunya byonkola nyumirwa
Tuula bwanyinimu
Wamma ne bw'ovimba gw'osuza anyirira