(Intro)
Nalaba dda (Bangar Boi)
Ekyange (Swangz Avenue Music)
Nalaba dda
Buli kimu ekyange
(Verse 1)
Ekyange ki baby
Kiri just n'omukwano heavy
Nakyo tusiiba ku beach Entebbe
Nga nkikutte nga nkinyigako ku bigere, eeh eh
Kyaŋŋamba nali sisobola ku kugaana
Talanta gy'olina enyonyogera ebigere
Abangi bansalako naye nabagaana
Laba ggwe wojja n'okatulaamu akatebe
(Pre-Chorus)
Mpulira I want you for dinner
Toŋŋamba goodbye ekiddako nze akirina
'Cause I found love omukwano ogulina
I love you my champion winner, yee eh
(Chorus)
Nalaba dda (Namanya)
Ekyange (Eeeh nakulaba)
Nalaba dda
Buli kimu ekyange
Nalaba dda (Namanya)
Ekyange (Eeeh nakulaba)
Nalaba dda
Buli kimu ekyange
(Refrain)
Eh eh, oh oh, eh eh, oh oh
Eh eh eh, ah ah aah, ah ah
(Verse 2)
Tosirika, ggwe yogera
Tobunira mukwano ndi eno ndi muwambe
Ah when you count from one paka ku taano
I come running to you 'cause my heart is for you
Tebanzijaawo no no nedda
We ntuuka wo awo mba ninze
Yeggwe doboozi yeggwe luyimba
Ku radio maama olukuba
(Pre-Chorus)
Mpulira I want you for dinner
Toŋŋamba goodbye ekiddako nze akirina
'Cause I found love omukwano ogulina
I love you my champion winner, yee eh
(Chorus)
Nalaba dda (Namanya)
Ekyange (Eeeh nakulaba)
Nalaba dda
Buli kimu ekyange
Nalaba dda (Namanya)
Ekyange (Eeeh nakulaba)
Nalaba dda
Buli kimu ekyange
(Outro)
Eh namanya, namanya eh eh (Ekyange)
Nalaba, nalaba eeh ooh
Nalaba dda
Ekyange
Nalaba dda
Buli kimu ekyange