0:00
3:02
Now playing: Tonsukuma

Tonsukuma Lyrics by Fik Fameica


First of all, introduction
Nnyabo nze gw'osukuma
Nsula mu mansion
T.O.N, osaana mention
Ladies, I have a simple question
First of all, introduction
Fik Fameica, nsula mu mansion
Baby wesiiga bizigo oba lotion?
T.O.N
Naye nga lwaki mutu-su-ku-ma?

Tonsukuma
Nze okukwatako omutima gwe guntuma
Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma
Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma
Babe, gyal tonsukuma
Nze okukwatako omutima gwe guntuma
Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma
Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma, babe

Okiraba oli so sexy
Girlfriend mukyaye afuuse ex
You're ten outta ten obasinze marks, baby
Ntwalira kameeme in your taxi
Ono ayagala balina six packs
Coca Cola sharp kyokka anywa Pepsi
Laavu tugikole baby naguze socks
Gwe buuza Sam, Rax ne Cox (babuuze)
Ani yabatumye mu DJ's box?
Nkimanyi it's your favourite song
Nandikuwadde zaabu singa nali Mucongo
Gyal whine fi di rap King Kong
Pull out your phone let's snap this song, yeah
Nkimanyi it's your favourite song (baby)
Nandikuwadde zaabu singa nali Mucongo
Gyal whine fi di rap King Kong
Pull out your phone let's snap this song (yeah)

Tonsukuma
Nze okukwatako omutima gwe guntuma
Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma
Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma
Babe, gyal tonsukuma
Nze okukwatako omutima gwe guntuma
Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma
Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma, babe

DJ tuteere akeshongoro
Anyiize musese nga Salvador ow'e Ombokolo
Tuli bato tunyumirwa ebyambalo
Kuzina asumagira mukube engolo, yoo
Nsanyusa nkutonere bungalow
Wallet nnene kisawo kya kangaroo
Njagala nkulambuze ensi n'eggulu (towakana)
Siri muyaaye tongyagingira ku ngulu
I swear nkwagala biri true
Mibiri gya connectinze onsiize flue
Tonnenya kukwesibako nga super glue (baby)
Mutima gwange gw'oba onenya (baby)
Omukwano gwo nina mungi gummenya (baby)
Ne bw'onsukuma sikwenenya (baby)
Tonnenya mummy wo gw'oba onenya

Tonsukuma
Nze okukwatako omutima gwe guntuma
Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma
Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma
Babe, gyal tonsukuma
Nze okukwatako omutima gwe guntuma
Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma
Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma, babe

Call me Fresh bwoy the gal dem sugar
Yo! Sikupowa baby ne bwebantuga, yeah
Uber njagala ngikuwonye oddeyo nga weevuga
Sembera nkwagala zero distance
Mutima gwakkiriza dda ggyawo resistance
Ekyokolo okusumulula leeta opener
Kusongola pencil leeta sharpener
Binyuma tuzine squeeze tonneepena
Nkimanyi it's your favourite song
Nandikuwadde zaabu singa nali Mucongo (simulina)
Gyal whine to di rap King Kong
Pull out your phones let's snap this song, baby
Mutima gwange gw'oba onenya (baby)
Omukwano gwo nina mungi gummenya (baby)
Ne bw'onsukuma sikwenenya (baby)
Tonnenya mummy wo gw'oba onenya

Tonsukuma
Nze okukwatako omutima gwe guntuma
Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma
Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma
Babe, gyal tonsukuma
Nze okukwatako omutima gwe guntuma
Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma
Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma, babe

Nkwatibwa ekisa
Naawe nkwatibwa ekisa
Lwaki tolina kisa?
Lwa-lwaki tolina kisa?