0:00
3:02
Now playing: Squeeze

Squeeze Lyrics by Kent & Flosso ft. Fille


Say
Fille Fille
And Voltage Music
Ah, alright den
Alright den
A Renix Production

Bino byo smilinga
Omutima ne gu freezinga
Njagala mbeere nga nkumissinga
Newankubadde ndi ku side yo
Leka nkuwe nkuwe
Nkuwe nkuwe omutima
Eby’ekiyaaye ebyo byagaana
Leka nkuwe nkuwe omutima, babe

Ako ka squeeze
Ke wampa luli
Nze mpa ku ka squeeze
Ke wampa luli, gyal
Baby nziniraamu
Kali akayimba nziniraamu
Oh baby nziniraamu
Kali akayimba nziniraamu, gyal

Baby I go fight for your matter
Kill a person if it comes to murder
And I go sing for your case
Baby girl I will run your race
Leka nkumette nkusaabe
Ebirungo by’omukwano ebikolera
Njagala nkwagale
Ebisingako eby’abalala bye baagala
Bwe kuba kuzimba bipya
Neewaddeyo nkufuule ow’enjawulo
Era bino si bya kulindirira
Tufukirire paka makungula

Baby I go fight for your matter….
Kill a person if it comes to murder…

Alright den say
Anything ah anything
Ah go be your everything (everything)
If you give me your digit (you’ll be given)
I will find out anything
Anything

Bino byo smilinga
Omutima ne gu freezinga
Njagala mbeere nga nkumissinga

Newankubadde ndi ku side yo
Baby nziniraamu
Kali akayimba nziniraamu
Uh baby nziniraamu
Kali akayimba nziniraamu