0:00
3:02
Now playing: Atoti

Atoti Lyrics by Fixon Magna

Omutiima na guttunda bampaamu dda ssente
Feelingi zakubwa amasanyalaze munaaye
Atooti
Killer beat engoma agisensebule otti
Abawaala bakuyita wa njawuulo otti
Ronnie de Don bamuyita wa illuminate (killer free vibe)
Okuggwa mu love wakiili ngwamu mu mutooka (Atooti)
Abanjagala mulin'enakku mujja kutuka (Eeehh)
Stress twazikoowa kati tusula America
Wama abaliina ssente mujje tuzine nyinuka (noo noo)
Okuggwa mu love wakiili ngwamu mu mutooka (Atooti)
Abanjagala mulin'enakku mujja kutuka (Eeehh)
Stress twazikoowa kati tusula America
Wama abaliina ssente mujje tuzine nyinuka
Peter yaggwa mukwaano ne muganda wa Daaga
Yamwagala nnyo ngera yamukwatira bag
Teyalina ssente so yamussa zi hug
Wamusaba ez'enviiri nga muwaawo ka hug
Lwaali lwa kuuna ladies' night e Kololo
Peter abakka essimu to give baby e call
Bamuteeka ku hold lye yagikuba kwolwo
Nalowooza byamuzanyo nadamu agikubeko
Baby yajja n'omuyaye ng'alina dollar
Mu kigatto kya Gucci ne bi bling mu collar
Peter y'alengera mukyaala we weyemoola
Nasituka mbu abalabise bouncer nayoola
Okuggwa mu love wakiili ngwamu mu mutooka (Atooti)
Abanjagala mulin'enakku mujja kutuka (Eeehh)
Stress twazikoowa kati tusula America
Wama abaliina ssente mujje tuzine nyinuka (ooh)
Okuggwa mu love wakiili ngwamu mu mutooka (Atooti)
Abanjagala mulin'enakku mujja kutuka (Eeehh)
Stress twazikoowa kati tusula America
Wama abaliina ssente mujje tuzine nyinuka
Wakuyamba na kuyaagala ng'olwo muguma
Bwomusaba password y'essimu nga bikoma
Nakuleka obwomu nebutandika okukuluma
Olwo eby'amapenzi n'otandika oku byevuma
Wama eyakoowa love jangu tuzine nyinuka
Stress twazikoowa twagulayo ne morooka
Ne yamenya omutiima wuli ye yekaaza asituka
Ne appetite ezzina embuze kati mbula tulika
Omutiima na guttunda bampaamu dda ssente
Feelingi zakubwa amasanyalaze munaaye
Nagezaako nebigaana ko nze owaaye
Kambereko single if we die we die
Okuggwa mu love wakiili ngwamu mu mutooka (Atooti)
Abanjagala mulin'enakku mujja kutuka (Eeehh)
Stress twazikoowa kati tusula America
Wama abaliina ssente mujje tuzine nyinuka (ooh)
Okuggwa mu love wakiili ngwamu mu mutooka (Atooti)
Abanjagala mulin'enakku mujja kutuka (Eeehh)
Stress twazikoowa kati tusula America
Wama abaliina ssente mujje tuzine nyinuka
Atooti
Killer beat engoma agisensebule otti
Abawaala bakuyita wa njawuulo otti
Ronnie de Don bamuyita wa illuminate (killer free vibe)
Twalyaako byetwaalya
Mwe ba musaayi muto you don't matter
Si yeffe yowa father mother uncle oba brother
Wama eyakoowa love jangu tuzine nyinuka
Stress twazikoowa twagulayo ne morooka
Ne yamenya omutiima wuli ye yekaaza asituka
Ne appetite ezzina embuze kati mbula tulika
Okuggwa mu love wakiili ngwamu mu mutooka (Atooti)
Abanjagala mulin'enakku mujja kutuka (Eeehh)
Stress twazikoowa kati tusula America
Wama abaliina ssente mujje tuzine nyinuka (ooh)
Okuggwa mu love wakiili ngwamu mu mutooka (Atooti)
Abanjagala mulin'enakku mujja kutuka (Eeehh)
Stress twazikoowa kati tusula America
Wama abaliina ssente mujje tuzine nyinuka
Rasta guy
Mukuuba