0:00
3:02
Now playing: Silubala

Silubala Lyrics by Geosteady


A Geosteady
Kusseim ting designer
You're my lady
A Geosteady Black Man
Ng'oli wala man (silubala)
Mu mutima onfumisa majjimbi (silubala nze era)
Nga simanyi na byoli (silubala)
Manya kati gw'ansobola (silubala)
Mwana gwe wambalula (silubala)
Ne munda wantokota (silubala nze era)
Onzinisa ga wanchekecha (silubala)
Ahahah (silubala)
My baby you're my girlfriend, you're my girlfriend
Yegwe alimu ebyange
Baby yegwe wange, yegwe wange
Alimu ebyange
Ontambuza nyo akanajinaji nga nkunonya, baby nga sikulabako
Ondisa nyo ebitafutafu, oh bababa baby
Bingi byendaba mugwe, era akukwatako, nze simanyi na wanada
Kuba ebirooto ebiri kugwe, bisonga wala wala wala wala
Ng'oli wala man (silubala)
Mu mutima onfumisa majjimbi (silubala nze era)
Nga simanyi na byoli (silubala)
Manya kati gw'ansobola (silubala)
Mwana gwe wambalula (silubala)
Ne munda wantokota (silubala nze era)
Onzinisa ga wanchekecha (silubala)
Ahahah (silubala nze era)
Onkuba you're my fantasy
Kati ninga mulwadde ku pillow
Sirimba baby you're my chanisi
Ebweru ewange eno zero oh
Sirina by'amalala oh yeah
Nkulabe ng'osanyuka nkabe
Sirina by'amalala oh yeah
Like Kenzo your dada oh eh
Mwana gwe wambalula
Ne munda, mpulira wantokota
Onzinisa obuzina bwa wanchekecha
Baby, simanyi na kyakukola oh (eh eh)
Ng'oli wala man (silubala)
Mu mutima onfumisa majjimbi (silubala nze era)
Nga simanyi na byoli (silubala)
Manya kati gw'ansobola (silubala)
Mwana gwe wambalula (silubala)
Ne munda wantokota (silubala nze era)
Onzinisa ga wanchekecha (silubala)
Ahahah (silubala nze era)
Oh na
Hakuna noma noma noma
Mi nakupata penzi wangu we
Hakuna noma noma noma you're my lady (eh eh-eh)
Hakuna noma noma noma
Mi nakupenda chana changu we
Hakuna noma noma noma you're my baby, my lady
Mwana gwe wambalula
Ne munda, mpulira wantokota
Onzinisa obuzina bwa wanchekecha
Baby, simanyi na kyakukola oh (eh eh)
Ng'oli wala man (silubala)
Mu mutima onfumisa majjimbi (silubala nze era)
Nga simanyi na byoli (silubala)
Manya kati gw'ansobola (silubala)
Mwana gwe wambalula (silubala)
Ne munda wantokota (silubala nze era)
Onzinisa ga wanchekecha (silubala)
Ahahah (silubala nze era)
Wano mu Jahlive (silubala)
Joe Koda ku guitar (silubala nze era)
Black man Black Man (silubala)
Nana nananana (silubala)
Mwana muwala baby (silubala)
Lwesikulabye lady (silubala nze era)
Mwana gwe wambalula (silubala)
Ne munda, mpulira wantokota (silubala)
Onzinisa obuzina bwa wanchekecha