Nsonyiwa Lyrics by Iryn Namubiru


Ah
Uh ah
Mukwano, nsonyiwa amazima bw'oba ng'onjagala, nsonyiwa!
Kkiriza, nkwetondere, laba nemenye tosiba busungu
Jjukira, nti nawe onsobya, n'onetondera
Era nange ne'nkusonyiwa
Manya, nti nange ndi muntu we nnemererwa, mpanirira
Lowooza, mu bingi ebigezo mwetuyise
Kimpisa bubi, mukwano
Bw'onyiiga otyo
Nsonyiwa, ensobi zibaawo
Nsonyiwa mukwano netonze
Nziriramu darling
Omutimagwo bambi togunkweeka
Kuba gwe wange
Nsonyiwa mukwano
Labayo nemenye
Akasekoko, akalungi mazima sikyakalabako nga ndabye
Obusungu, laba kyebukola
Bwebwonoona emikwano
Kuba naffe, mu kaseera akatono
Laba we tutuuse!
Otunudde eri nange ntunudde eno (otunudde eri nange ntunudde eno)
Kati laavu eriwa?
Nsaasira, laba bwennyolwa (laba bwennyolwa)
Mpulira bubi mukwano, oh-oh
Nkwetaga
Nsonyiwa, ensobi zibaawo
Nsonyiwa mukwano netonze
Nziriramu darling
Omutimagwo bambi togunkweeka
Kuba gwe wange
Nsonyiwa mukwano
Labayo nemenye
Nsonyiwa, ensobi zibaawo
Nsonyiwa mukwano netonze
Nziriramu darling
Omutimagwo bambi togunkweeka
Kuba gwe wange (kuba gwe wange)
Nsonyiwa mukwano
Laba nemenye
Kiriza, netonde
Bwonyiiga n'otosonyiwa kiba kibi
Mukwano laba, nze ngonze
Nsonyiwa! Kiriza onziriremu
Tudde nga bwetubadde m'mukwano omungi
Eh, gwe wange
Yamba nze
Bambi! Nsonyiwa!
Nsonyiwa, ensobi zibaawo (nsonyiwa! Zibaawo mukwano)
Nsonyiwa mukwano netonze (oh-oh oh)
Nziriramu darling (nziriramu darling)
Omutimagwo bambi togunkweeka
Kuba gwe wange
Nsonyiwa mukwano
Labayo nemenye
Nsaba, nsonyiwa, ensobi zibaawo (nsonyiwa! Zibaawo zibaawo)
Nsonyiwa mukwano netonze
Nziriramu darling (nziriramu darling)
Omutimagwo bambi togunkweeka (togunkweeka!)
Kuba gwe wange
Nsonyiwa mukwano (labayo, labayo)
Labayo nemenye (nemenye!)
Eh, ih eh, nsonyiwa (mukwano, mukwano)
Eh, ih eh, nsonyiwa (nsonyiwa, nsonyiwa)
Eh, ih eh, nsonyiwa (ooh, ooh)
Eh, ih eh, nsonyiwa (nfudde, nsonyiwa ah