0:00
3:02
Now playing: Mbe

Mbe Lyrics by Kenneth Mugabi


Ayyyyyy
Ohohoh
Haa
Bwali bwalwagulo obudde enku ffe mwetuzityabila
Mwena sanga omuwalaatukula atamanyi nteyabala
Namutunulila nga atalina byakola
Bweyantunulila,nalowooza ampitanze
Nenkankana amavivi nentuyana
Ebisige nenebuzabuza,nenemoola nga asembela jyendi ha
Nemukonako hmm,nemukwenyeza haa
Nemusaba twesange wali okumpi nakasawe

Yagamba neda,nganye,nebwonokola′otya
Mbe,mmh
Yagamba neda,nganye,nebwonokola'otya
Mbe,haaaa
Hehehe

Bwentyo nensubwa ekimyula
Emboko yokukyalo
Mwatu ngenda′okuzula
Kyegwanyiza Busulwa
Omugaga wokukyalo
Gwetwali twesinga enyo
Atuwa akalundaganya
Ngatulumbisa ebimyula
Nzenzeka eyali akuba endongo kukyalo
Nze nzeka eyali akoka okila enyonza

Enkwla yolwo,waliwo akaziki
Ewamwami Bakiddawo
Nganina okukuba endogo
Kyantunulila ngabwekyemwenyesa
Nekyelabila busulwa,omugaga wokukyalo

Nagamba nedda,nganye
Nebwonokol'oyta mbe
Yagamba neda,nganye,nebwonokola'otya
Mbe