0:00
3:02
Now playing: Ogenda Kiwulira

Ogenda Kiwulira Lyrics by Lanah Sophie


Raa, Raa, Raa, Rangle Tunes Music

Waŋŋamba wankoowa nenguma kale
Naye atte byenjogerako tebikola
Gumira obukyawe kakana okiwulire
Nange bwentyo bwenali mpulira nga watiguka
Ekyo ekintu kyebakukoze kyo kikugwanira ddala
Ojja kukiwulira ne ku gumba elisembayo
Njagala omementuke wenna ofuuke ensaano
Osiiwuuke nga ne maguja zikwenyinyimbwa
Oja kumanya nti munsi muno sigwe asinga
Sigwe asoose atte sigwe asembyeeyo

Ogenda kiwulira nga omutima gukubuguma
Nga amasanyalaze munda
Ogenda kifeelinga kyewankola nkulayirira
Ama fi kill you today

Ogenda kiwulira nga omutima gukubuguma
Nga amasanyalaze munda
Ogenda kifeelinga kyewankola nkulayirira
Ama fi kill you today

Kakana kuba okuwona kitwalamu akadde
Yo uniform oyambala size ki wandiba okozze haha!

Buli omu agume, eh
Agumye munne kuba wanno wetulaga waliwo akatyabaga
Nze love yo mmh mmh
Nagigezesa netakwata nawanika ngitanda lo
Kati gwe bebe
Kekaseera killa migino nzikutte today
Waŋŋamba bebe
Tonsaana nenzikakana otegedde today
Hee hee!

Ogenda kiwulira nga omutima gukubuguma
Nga amasanyalaze munda
Ogenda kifeelinga kyewankola nkulayirira
Ama fi kill you today

Ogenda kiwulira nga omutima gukubuguma
Nga amasanyalaze munda
Ogenda kifeelinga kyewankola nkulayirira
Ama fi kill you today

Waŋŋamba wankoowa nenguma kale
Naye atte byenjogerako tebikola
Gumira obukyawe kakana okiwulire
Nange bwentyo bwenali mpulira nga watiguka
Ekyo ekintu kyebakukoze kyo kikugwanira ddala
Ojja kukiwulira ne ku gumba elisembayo
Njagala omementuke wenna ofuuke ensaano
Osiiwuuke nga ne maguja zikwenyinyimbwa
Oja kumanya nti munsi muno sigwe asinga
Sigwe asoose atte sigwe asembyeeyo

Ogenda kiwulira nga omutima gukubuguma
Nga amasanyalaze munda
Ogenda kifeelinga kyewankola nkulayirira
Ama fi kill you today

Ogenda kiwulira nga omutima gukubuguma
Nga amasanyalaze munda
Ogenda kifeelinga kyewankola nkulayirira
Ama fi kill you today