Ani Lyrics by Levixone


Yeah yeah
Yeah yeah yeah
It's another one
Fenon Records another one
Pirate Beats with another one
Levixone Music again
Ani alina amaanyi?
Agasinga aga Jenipher?
Ani alina obuyinza?
Obusinga obwa muzeeyi?
Ani alina amaanyi?
Agasinga aga bba wo oyo?
Ani alina obuyinza?
Obufuga, ensi eno wu wu
Wano gundi yagenze mu kkooti
Talina mapeesa ku ssaati
Gw'agenze okuloopa binojjo
Olw'ekitiibwa ky'alina amanyiddwa mu kkooti
Omusango baagusala mu ttumbi
Kuba omulamuzi baamuwa ku nsimbi
Mulamuzi owange talya mandaazi
Ebya Mukama biba ku alaali
Talya nguzi no no
Talya nguzi no no ooh
Ani alina amaanyi?
Agasinga aga Jenipher?
Ani alina obuyinza?
Obusinga obwa muzeeyi?
Ani alina amaanyi?
Agasinga aga bba wo oyo?
Ani alina obuyinza?
Obufuga, ensi eno wu wu
Waliwo ono, akuggya mu nfuufu
N'akutuuza n'abalangira
Atambuza abalema
Atukuuma n'ekiro tabongoota
Nga tomuwadde kinusu
Mu buli mbeera abeerawo n'akuwonya ennaku
Talina na mululu
Vva ku bino
Ewammwe bye babalimba mu ndagu
Nga tomuwadde kinusu
Mu buli mbeera abeerawo n'akuwonya ennaku
Talina na mululu
Vva ku bino
Ewammwe bye babalimba mu ndagu
Mukama alina amaanyi
Agasinga aga Jenipher
Mukama alina amaanyi
Agafuga, ensi eno
Mukama alina amaanyi
Agasinga aga Jenipher
Mukama alina amaanyi
Agafuga, ensi eno oh
Tewali simanyi akusinga
Simanyi simanyi akusinga
Te-te-tewali simanyi akusinga
Simanyi simanyi akusinga
Te-te-tewali simanyi akusinga
Simanyi simanyi akusinga
Te-te-tewali simanyi akusinga
Simanyi simanyi akusinga
Mukama olina amaanyi
Agasinga aga Jenipher
Yesu olina obuyinza
Obusinga obwa muzeeyi
Mukama olina amaanyi
Agasinga aga Jenipher
Yesu olina obuyinza
Yesu yekka gw'osinga
Yesu olina amaanyi