0:00
2:35
Now playing: Weemwe

Weemwe - Lucky Costa

Tewesooma nga tebanakusooma
Kano kakusomesa mbatutte mu lecture
Lucky Costa ne Dorah be ba lecturer
Amatu gaguba wuma luno

Ka brother weemwe (ebyo ebyoya tebita?)
Gundi weemwe (Ebyo ebyata abewamwe)
Nsaba busabi bambi weemwe (nze ate bimbugumya)
Gundi weemwe (ndeeka)
Ka brother weemwe (ebyo ebyoya tebita?)
Gundi weemwe (Ebyo ebyata abewamwe)
Nsaba busabi bambi weemwe (nze ate bimbugumya)
Gundi weemwe (ndeeka)

Tewesooma nti wandyako 
Nga wire okugirega amala kulaba ku butambi
Siri wakabi
Naye manya naawe toli wakabi
Oyambala nonyuma notambula
Naye kale munda atenga ocumuka

Kambuuze obulokole wabutekawa
Obulokole wabuterekawa

Ebyo byosooma mu baiburi
Kambuze ebyo byebiri mu baiburi?
Nganze manyi abakazi babakwata mpola
Mpola mpola nyo

Ka brother weemwe (ebyo ebyoya tebita?)
Gundi weemwe (Ebyo ebyata abewamwe)
Nsaba busabi bambi weemwe (nze ate bimbugumya)
Gundi weemwe (ndeeka)
Ka brother weemwe (ebyo ebyoya tebita?)
Gundi weemwe (Ebyo ebyata abewamwe)
Nsaba busabi bambi weemwe (nze ate bimbugumya)
Gundi weemwe (ndeeka)

Ndi musajja muno ebya abasajja mbimanyi
Naye okwenda nolaga NO! tekikola
Totwala empala okusula obusuzi mwanyoko?
Nga amaaze week namba takulaba
Gwe olowooza obulamu tebubanja
Beeramu akobuntu
Gwe eyeyita akafumisi kanyini wire
Aka wire ki akatasoobola na okwerega

Nkanya kukuwa maazi
N'amaazi ndaba amaazi gange gaffa bule
Ye amangi gandivudde wa?
Ng'otwanyi two twakusonderera