Kampala
Oli otya Kampala?
Kampala
Oli otya Kampala City?
Kampala
Oli otya Kampala?
Kampala, ooh
Oli otya Kampala City aah?
Ebbanga liyise ddene nnyo
Bukya nkubuuzaako owange Kampala
Ebbanga liyise ddene nnyo ooh
Owange Kampala (oli otya Kampala City?)
Eradde, maamu
Nnyooge, mirembe
Oliyo otya eyo owange?
Weebale kukuuma bantu
Ab’emikwano n’eŋŋanda zaffe Kampala
Weebale kutabaganya
Bantu ab’amawanga ag’enjawulo
Bali mu Kampala (mu city eeh)
Nze ndaba abantu, buli omu alamusa munne
Nga muganda we (mu city eeh)
Abanyirila abalungi, ab’empisa ennungi
Gyebali eyo (mu city eeh)
Mu kibuga ekiteefu, mu kibuga ekiyonjo
Eky’eyagaza bannayuganda bonna
Ayitayo, akunyumiza, eriyo ebirungi (mu city eeh)
Abantu abagunjufu, bakola na maanyi
Tebamalira biseera eri (mu city eeh aah)
Eh
Y’eyo city
Kampala
Oli otya Kampala?
Kampala
Oli otya Kampala City?
Kampala
Oli otya Kampala?
Kampala, ooh
Oli otya Kampala City aah?
Kampala
Oli otya Kampala?
Kampala
Oli otya Kampala City?
Kampala
Oli otya Kampala?
Kampala, ooh
Oli otya Kampala City aah?
Wabulwa nsaalirwa nnyo munnange Kampala
Ebbanga liyise ddene nnyo oooh oh
Njagala nzije, nkulabeko owange
Ne maama wange (naye mmubuuzeeko)
Babra wange (naye mmubuuzeeko)
Oyo Jus wange (naye mmubuuzeeko)
Doug waffe (naye mmubuuzeeko)
Njagala nzijeko eyo (mu city eeh)
Njagala nzijeko eyo (mu city eeh aah)
Ba rasta bange (nabo mbabuuzeeko)
Ab’e Mutundwe (nabo mbabuuzeeko)
Ab’e Makindye (nabo mbabuuzeeko)
Abali e Mengo (nabo mbabuuzeeko)
E Nanku-see (mu city eeh)
Njagala nzijeko eyo (mu city eeh aah)
Eh city maama
Njagala mpiteko yo nze
Abaana b’eka abali mu city
Mbabuuzeeko nze eh
Eh city maama (mu city eeh)
Mu city, mu city eyo
Ab’e Rubaga eyo (nabo mbabuuzeeko)
Wali e Kabuusu (nabo mbabuuzeeko)
Kasubi, Kawaala (nabo mbabuuzeeko)
Ab’e Mbuya (nabo mbabuuzeeko)
Kabalagala (nabo mbabuuzeeko)
Eri e Muyenga (nabo mbabuuzeeko)
Mpitireko n’e Bbunga eyo (nabo mbabuuzeeko)
Makerere (nabo mbabuuzeeko)
Eri mu Ndeeba (nabo mbabuuzeeko)
Njagala nzijeko eyo (nabo mbabuuzeeko)
Eh city maama (mu city eeh)
Njagala mpiteko yo (mu city eeh aah)
Abaana b’eka abali mu city
Mbabuuzeeko nze (mu city eeh aah)
Eh city maama
Mu city, mu city eyo
Maddox Sematimba
Maddox Sematimba
Maddox Sematimba
Maddox Sematimba
Maddox Sematimba
Maddox Sematimba
Maddox Sematimba
Maddox Sematimba
Maddox Sematimba
Maddox Sematimba
Maddox Sematimba
Maddox Sematimba
Maddox Sematimba
Maddox Sematimba
Maddox Sematimba