0:00
3:02
Now playing: Tornado

Tornado Lyrics by Nesa Nita


(Intro)

You're my African King
The boy of my dreams
(Oyo mukambwe)
Nesa Nita
Shaq On De Beat (Shaq)

(Verse 1)

Mbadde nsaba ompe ekiro tukeese
Bwegaba mazina jangu tucheze
Eyakwagala nga bukyaali yenze
Uhm, baby yenze
Parliament etudde jangu tuteese
Ebisobye tutereze
Ndi kasangwawo ndi kaawo kadda
Uhm, baby yenze
This way, that way
Baby nkunoonya nga mpisso
This way, that way
Baby nkunoonya nga mpisso

(Chorus)

Tornado, tornado, tornado
Obukambwe bwo bukira bwa Pilato
Eminado, tondeka awo
Kuva dda nga nkukubira plan
Tornado, tornado, tornado
Obukambwe bwo bukira bwa Pilato
Eminado, tondeka awo
Kuva dda nga nkukubira plan

(Verse 2)

Boy you're my African king
The boy of my dreams
You take me where I never been, baby
Ebula akatikitiki butikitiki
Nga sikulabye mazima bwolwawo basima
Nga nakugamba byenkugamba mbijja ku mutima gwange
Ebyaddala naye ekituffu wawanama
Ekituufu nonye love tonseera (tonseera)
Njagalaako nawe tonswaza (tonswaza)

(Chorus)

Tornado, tornado, tornado
Obukambwe bwo bukira bwa Pilato
Eminado, tondeka awo
Kuva dda nga nkukubira plan
Tornado, tornado, tornado
Obukambwe bwo bukira bwa Pilato
Eminado, tondeka awo
Kuva dda nga nkukubira plan

(Verse 3)

Mbadde nsaba ompe ekiro tukeese
Bwegaba mazina jangu tucheze
Eyakwagala nga bukyaali yenze
Ekituufu nonye love tonseera (tonseera)
Njagalaako nawe tonswaza (tonswaza)

(Chorus)

Tornado, tornado, tornado
Obukambwe bwo bukira bwa Pilato
Eminado, tondeka awo
Kuva dda nga nkukubira plan
Tornado, tornado, tornado
Obukambwe bwo bukira bwa Pilato
Eminado, tondeka awo
Kuva dda nga nkukubira plan (Shaq)

(Outro)

Ooh, that way
Baby nkunoonya nga mpisso
Ah, oyo mukambwe
That way
Baby nkunoonya nga mpisso (Sakata)



About the song "Tornado"

"Tornado" is a song written by Hash Pounds, performed by Nesa Nita, and produced by Shaq On De Beat. It was released on March 28, 2025.


Song Tags