(Intro)
Mmmmh wumula
Eeeh eeh
Eeeeh eeeh
(Chorus)
Wumula
Akola byona waali
Wumula
Alina byona waali
Totegana
Akyusa olugero waali iih
Wumula, wumula Yesu waali
(Chorus)
Wumula
Akola byona waali
Wumula
Alina byona waali
Totegana
Akyusa olugero waali iih
Wumula, wumula Yesu waali
(Verse 1)
Wumula newankubadde tebitambudde bulungi
Wumula newankubadde ebisobye bye bingi
Ddale tebitambudde nga bwe wandiyagadde bitambule
Naye ekikulu ali naawe
Abo abakwagala bona nga badduse
Nga bakweganye, bakyuuse
Ali omu atakyuka
Era asembeza naabo abatayagalika
Ali naawe eeh
(Chorus)
Wumula
Akola byona waali
Wumula
Alina byona waali
Totegana
Akyusa olugero waali iih
Wumula, wumula Yesu waali
(Verse 2)
Tokoowa nebw'olaba ng'abaseka baseka
Nebw'owulira nga baduula
Ddala by'ononya nabyo bibuze
Mu maaso gabwe balaba nga walemwa
Naye tebakiraba
Nti ali naawe
Newankubadde nga amagombe gaasamye
Newankubadde ebisibye binywedde
(Chorus)
Wumula
Akola byona waali
Wumula
Alina byona waali
Totegana
Akyusa olugero waali iih
Wumula, wumula Yesu waali
•••
(Outro)
Ayambye bangi abalinga ggwe
N'abo abaaliko obubi
Okusinga bwoli naawe bimuwe, bimukwase
Mukubeerawo kwe waliwo emirembe
Egitasangibwa walala
Wumula, wumula Yesu waali
Ayambye bangi abalinga ggwe
N'abo abaaliko obubi
Okusinga bwoli naawe bimuwe, bimukwase
Mukubeerawo kwe waliwo emirembe
Egitasangibwa walala
Wumula, wumula Yesu waali
Wumula, wumula taata waali
Wumula, wumula Yesu waali