0:00
3:02
Now playing: Nkoto

Nkoto Lyrics by Shena Skies


(intro)

Bingwa nkoto oooohh!
Tebansuuza egolo
Queen fi di Jungle deh yah so
Bingwa nkoto oooohh!
Tebakusuuza egolo
Shena Skies yeah

(verse)

Mukama nyamba nze otaase
Gino emikwano mu bulamu bwange
Nyumunguza emitima gyabwe
Nange bwenkyama ontaase
A lot of time our enemies
They so close they can act like they friend of we
Ddala, mungu ayambe atuyawule
Amazima ge galabike tuswale

(chorus)

Newebaliyogera nze bingwa nkoto
Bingwa nkoto
Ebigambo tebikusuuza golo
Tebakusuuza golo
Newebaliyogera nze bingwa nkoto
Bingwa nkoto
Ebigambo tebikusuuza golo
Tebakusuuza golo

(verse)

Bwoba nga onowangula, uh yeah!
Amaaso geyongera, mmh mh!
Bakulaba bamanye entambula zo, uh yeah!
Balabe kaki kogoba, mmh mh!
Nsumulula nze ndeeta njuza, uh yeah!
Balinde enyanjula, mmh mh!
Mbasabira temukwata ebbuba, uh yeah!
Eno yo ntandikwa

(chorus)

Newebaliyogera nze bingwa nkoto
Bingwa nkoto
Ebigambo tebikusuuza golo
Tebakusuuza golo
Newebaliyogera nze bingwa nkoto
Bingwa nkoto
Ebigambo tebikusuuza golo
Tebakusuuza golo

(verse)

Ab’etima bangi
Befuula banywanyi
They only stay when you’re winning
When you fall there’s nobody
Teri kyosobola mpozi ko mungu kugera
Amagezi bukulu omuganda kugera
Si buli ayita ekiro nti aba mu kusera
Akusibako agembuzi akusibye muguwa

(chorus)

Newebaliyogera nze bingwa nkoto
Bingwa nkoto
Ebigambo tebikusuuza golo
Tebakusuuza golo
Newebaliyogera nze bingwa nkoto
Bingwa nkoto
Ebigambo tebikusuuza golo
Tebakusuuza golo

(verse)

Bingwa nkoto
Me nuh hear dem
Dey say a lot but mi never hear dem
Bingwa nkoto
Cah me ever lit
Good vibes pass around di energy
Bingwa nkoto
Nuh mi never fret
Cah my mind is on mi money deh
Bingwa nkoto
Mi got a lot of friends
Never worry about all di enemies

(chorus)

Newebaliyogera nze bingwa nkoto
Bingwa nkoto
Ebigambo tebikusuuza golo
Tebakusuuza golo
Newebaliyogera nze bingwa nkoto
Bingwa nkoto
Ebigambo tebikusuuza golo
Tebakusuuza golo

(outro)

Oooooohhh!
Yeeeaaahh!
Oooooohhh!
Yeah!



About the song "Nkoto"

Nkoto” is the 4th track from Shena Skies' “INSPiRED - EP”. It was written by Shena Skies, produced by Bassboi, mastered by Herbert Skillz, and released through Jungle and Company, on January 11, 2024.