0:00
3:02
Now playing: Tulibilabila Eyo

Tulibilabila Eyo Lyrics by Shon Wyz


(Intro)

Omutima kunkuwe yeggwe amanyi, yee!
Tulibirabira eyo
(Tulibirabira eyo, A Shon Wyz Article, uhmm)

(Verse 1)

Ya, munange bwentyo zansanga
Ne love yantama nze sigaba number
Era luli lwe wansanga
Nga stress zinkuba nti mwattu bankyawa
Nga njagala ku kwewala
Nga naye omutima gwamazze okukwegomba
Kwe kusigala nga nebuuza
Omulungi nga ggwe lwaki bakulinza, ah ah iiy

(Pre-Chorus)

Now tell me what you need
Now tell me what you want
Now tell me what you're craving for
Now tell me what you mean
Nkubye obufananyi, yeah

(Chorus)

Omutima kunkuwe yeggwe amanyi, yee!
Tulibirabira eyo, ye
Nze n'amapenzi ganema yeggwe amanyi, yee!
Tulibirabira eyo, ye
Manyi ebirungi bingi byo watereka, wo oh ooh
Tulibirabira eyo, ye
Omutima kunkuwe yeggwe amanyi, yee!
Tulibirabira eyo, uhm

(Verse 2)

Kansubire by'oyogeza esimbo
Nsubiza kikonge kyentutte, ye
Olwo omukwano omutali nyingo
Awatali kakwakulizo k'onompa, yeah
Njagala kutandika nsula mpya naawe my lover
Ng'omuyaga ne bwe gujja kasita ndi naawe

(Chorus)

Omutima kunkuwe yeggwe amanyi, yee!
Tulibirabira eyo, ye
Nze n'amapenzi ganema yeggwe amanyi, yee!
Tulibirabira eyo, ye
Manyi ebirungi bingi byo watereka, wo oh ooh
Tulibirabira eyo, ye
Omutima kunkuwe yeggwe amanyi, yee!
Tulibirabira eyo, ye

(Verse 3)

Uhmm
Munange bwentyo zansanga
Ne love yantama nze sigaba number
Era luli lwe wansanga
Nga stress zinkuba nti mwattu bankyawa
Nga njagala ku kwewala
Nga naye omutima gwamazze okukwegomba
Kwe kusigala nga nebuuza
Omulungi nga ggwe lwaki bakulinza, ah ah iiy

(Chorus)

Omutima kunkuwe yeggwe amanyi, yee!
Tulibirabira eyo, ye
Nze n'amapenzi ganema yeggwe amanyi, yee!
Tulibirabira eyo, ye
Omutima kunkuwe yeggwe amanyi, yee!
Tulibirabira eyo, ye
Nze n'amapenzi ganema yeggwe amanyi, yee!
Tulibirabira eyo, ye
Manyi ebirungi bingi byo watereka, wo oh ooh
Tulibirabira eyo, ye
Omutima kunkuwe yeggwe amanyi, yee!
Tulibirabira eyo, ye



About the song "Tulibilabila Eyo"

"Tulibilabila Eyo" is the third track from Shon Wyz's "Peace of Love" EP. The R&B song was produced by Success Pro, and released on November 27, 2024