0:00
3:02
Now playing: Abba

Abba Lyrics by Stream Of Life Choir


(Intro)

Yeggwe kayimba kange favourite
Oli mukwano gwange corporate
Obulimba bubi osinga chocolate
Ne maama wange Margret
Wembigata akusinga y’ani
Mukama
Ebizibu by’omenya kale
Abazigu obakankanya
Topowa ye akusinga y’ani
Katukuyimbire
Abba father oli higher
Abba osinga ne ba maama
Obasinga Abba
Oli muntu w’amanyi

(Chorus)

Nyimbira oyo Abba ye champion
Eeeh mukama neesiga
Oyo kabaka atanjuwa nga
Era bwe nsaba mba mukiriza
Abba adamu esaala
Eeeh Mukama nyimbira oyo
Abba Abba
Alaba ne mu nzikiza

(Verse 2)

Ebibye bya sure deal
Abba amalirawo ebizibu byaffe
Muyitta mwana wa bandi
Anti ekitiibwa kye ssi kya buntu
Abba father oli higher
Abba osinga ne ba lordi
Obasinga taata
Okiri ne ba don

(Chorus)

Nyimbira oyo Abba ye champion
Eeeh mukama neesiga
Oyo kabaka atanjuwa nga
Era bwe nsaba mba mukiriza
Abba adamu esaala
Eeeh Mukama nyimbira oyo
Abba Abba
Alaba ne mu nzikiza

(Chorus)

Nyimbira oyo Abba ye champion
Eeeh mukama neesiga
Oyo kabaka atanjuwa nga
Era bwe nsaba mba mukiriza
Abba adamu esaala
Eeeh Mukama nyimbira oyo
Abba Abba
Alaba ne mu nzikiza

(Bridge)

Tumuwe ffena ekitiibwa
Abba oli wa buyinza
Etaala mu kubo lyange
Abba ggwe sanyu lyange
Abba bwe bulamu bwange
Abba emmere yange
Abba father oli higher
Abba osinga ne ba maama
Obasinga Abba
Oli muntu w’amanyi

(Chorus)

Nyimbira oyo Abba ye champion
Eeeh mukama neesiga
Oyo kabaka atanjuwa nga
Era bwe nsaba mba mukiriza
Abba adamu esaala
Eeeh Mukama nyimbira oyo
Abba Abba
Alaba ne mu nzikiza

(Chorus)

Nyimbira oyo Abba ye champion
Eeeh mukama neesiga
Oyo kabaka atanjuwa nga
Era bwe nsaba mba mukiriza
Abba adamu esaala
Eeeh Mukama nyimbira oyo
Abba Abba
Alaba ne mu nzikiza