(Verse 1)
Award y'obulungi kangikuwe maama
Ggwe anyumye ggwe agisaana
Tereera nkukubeyo akafaananyi
Ntimbe ku TikTok bakulabe
Eeeh
Oyasse nnyo
Olinga yakeyubula
Olusussu lugonda nnyo
Eeh maama
Olinga owomubire
Bano abatambula amawanga
(Hook)
Nyenyezamu katono nnyo
So I like it when you dance
N'abalungi tebasangika
Kyenva nalonze yo ggwe mu muganda
Nyenyezamu katono nnyo
So I like it when you dance
N'abalungi tebasangika
Kyenva nalonze yo ggwe mu muganda
(Chorus)
Wamma baby ggwe abiwoomesa
Ggwe amanyi ewali eppesa
Award y'omulungi ow'omwaka
Kangikuwe obulamba sekwekka
Wamma baby ggwe abiwoomesa
Ggwe amanyi ewali eppesa
Award y'omulungi ow'omwaka
Kangikuwe obulamba sekwekka
(Verse 2)
Ng'olina omubiri gw'olungi nyabula
Beera kunze bali abalala siibula
Ondaga omukwano mungi bambi weebale
Bigambo wewale balina kalebule
Mmmh, laba nazudde malaika temulina kye muŋŋamba
Bino bye mba nzunga
Nazudde malaika omufirika
Olunaku lwe ndikusanga koona eyiyo basime tewaba kubuuza
Bino bye muwoza nti atalina manyo ggwe bawe nyama ono wange teri kukyuusa
(Chorus)
Wamma baby ggwe abiwoomesa
Ggwe amanyi ewali eppesa
Award y'omulungi ow'omwaka
Kangikuwe obulamba sekwekka
Wamma baby ggwe abiwoomesa
Ggwe amanyi ewali eppesa
Award y'omulungi ow'omwaka
Kangikuwe obulamba sekwekka
(Subidubidubidududu)
(Hook)
Nyenyezamu katono nnyo
So I like it when you dance
N'abalungi tebasangika
Kyenva nalonze yo ggwe mu muganda
Nyenyezamu katono nnyo
So I like it when you dance
N'abalungi tebasangika
Kyenva nalonze yo ggwe mu muganda
(Outro)
Bampita Temperature Touch
Oooh oh
Bampita Temperature Touch it