(Intro)
Gwendifuna aliba wamukisa
Jekigweera kiriba kyamuwendo Omukisa
Otutte omukisa
Bad boy
(Verse 1)
Leero mpulira enkaka
Atajimanyi ajiyita njaga
Yeggwe eyajjamu fuse enzita
Omuhabbati gufuuse enjega
Kale Gwe wanyunga nonkutula
Kale Nebituli nombotola
Kale Emisinde janjabala
Gwe ataliggwa kumpagala
Hmmm
Nkukozeeko ka research
Mubire waggulu mu flat
Mizannyo ozannya ja Jumanji
Oli muntu kikaaki
(Chorus)
Gwendifuna aliba wamukisa
Jekigweera kiriba kyamuwendo Omukisa
Otutte omukisa
Gwendifuna aliba wamukisa
Jekigweera kiriba kyamuwendo Omukisa
Otutte omukisa
(Verse 2)
Erinnya lya Patri nomwana
Yeggwe addako gwempaana
Yadde nga ndi munaddiini
Onfuula omukafiiri
Kibajjo kumutima gwange
Kyewanzibako obwedda
Ngammanyi ogenze
Nakusiba kukifundukwa nga mukadde
Ne tumpeco etalina mukonda
Ojiteekamu amazzi neeyiwa amazzi
Enkalamata joomala buli kadde
Nkukozeeko ka research
Mubire waggulu mu flat
Mizannyo ozannya ja Jumanji
Oli muntu kikaaki
(Chorus)
Gwendifuna aliba wamukisa
Jekigweera kiriba kyamuwendo Omukisa
Otutte omukisa
Gwendifuna aliba wamukisa
Jekigweera kiriba kyamuwendo Omukisa
Otutte omukisa
(Verse 3)
Leero mpulira enkaka
Atajimanyi ajiyita njaga
Yeggwe eyajjamu fuse enzita
Omuhabbati gufuuse enjega
Kibajjo kumutima gwange
Kyewanzibako obwedda
Ngammanyi ogenze
Nakusiba kukifundukwa nga mukadde
(Outro)
Herbert Skillz pan di one