0:00
3:02
Now playing: Tobuusa

Tobuusa Lyrics by Vivian Mimi


Hide and seek bali mu tepo
Buli kiimu bo basiba vvako
Ono omwana aleeta ntalo
Kati anyimbisa vvako

Eyi yeah!
A Royal bouy pon this beat
Ah ye ye ye! Hmm!
Royal bouy beat this beat

Olabika Toli Ordinary
Byokola Byona wabisoma
Kankuwane ko Personaly
Ompitako Nenkankana
Markinga territory
Bwebugero bwempulira
Whenever we are walking out daily
Obugalo Nebatukabira
Naye Nga Nalinda
Nali Sikyisubira aah ah!
Ebibalo gwe eyabimpa
Nze nembibalala aah ah!
Ebyali byakusaaga kati ekintu kyakula aah ah!
Simanyi nakyempulira buli lwenkutunilira aah ah!

Tobuusa abatakimanyi tetubabusa aah ah!
Balimba abo abantu twababuuka aah ah!
Tobuusa abatakimanyi tetubabusa aah ah!
Balimba abo abantu twababuuka aah ah!

Nkikoza Mutima Kino Ekintu Nkikoza Mutima
Nkikoza Mutima Newoberawo Guli Kukima
Nkuyita dear Njagala ombeere ku near
Ndowooza onfuna munange oli wabuula
Hide and seek bali mu tepo
Buli kiimu bo basiba vvako
Ono omwana aleeta ntalo
Kati anyimbisa vvako
Nze sitidde nebweba battle
Love ensiba enkalu
Kyentegedde ndi ku super
Abalala bipampagalu

Tobuusa abatakimanyi tetubabusa aah ah!
Balimba abo abantu twababuuka aah ah!
Tobuusa abatakimanyi tetubabusa aah ah!
Balimba abo abantu twababuuka aah ah!

Tobuusa oye ye!
Tobuusa Tobuusa
Abo abantu twababuka

Tobuusa abatakimanyi tetubabusa aah ah!
Balimba abo abantu twababuuka aah ah!
Tobuusa abatakimanyi tetubabusa aah ah!
Balimba abo abantu twababuuka aah ah!