0:00
3:02
Now playing: Mugulu

Mugulu Lyrics by Zanie Brown


Natude nendowoza kunsi eno mukama gye yatonda
Natude nendowooza nekumuntu mukama gwe yabumba
Akuzala akuzalira mubulumi mu leba bakubamilanga
Naye
Singa ensi twali tetugileka
Ngateli namusango katonda gwatunenya
Nge ebilagiro bye tetubigaya
Ngenguzzi teli agyetaga
Nga munsi temuli ku rapinga
Ngatewali abula kyakulya
Singa sitani teyatondwa ooh
Nga negeyena teyakumibwa
Ngela negulu sikifo ekyakwekebwa
Nga buli omu ayingira
Ngabuli ayagadde afuluma
Ngatusula eyo, kumakya netugyeno
Ekyegulo netukilya eyo
Lunch netugilya eno
Singa twali tetwegeya
Nga newenkusinga tondoga
Nga obudde bwo bugya tobuyina
Singa tewali alina kuffa
Singa twali tetwesobya
Nga teli azimba makomera
Munsi bwetyo, amaziga gandivudewa munsi wetyo
Singa tewali alwala
Nga teli mukazzi affa azaala
Ngatumanya olwenkya welunaba
Ngamunsi temuli njawukana
Ngela neggulu si kiffo ekya kwekebwa
Ngabuli omu ayingira era
nga buli ayagadde afuluma nga tusula eyo
Kumakya netugyeno
Ekyegulo netukilya eyo
Lunch ne tugilya eno
Mazima nabatukirivu batya okuffa
Yadde nga negyebagenda teliyo biluma
Engeli entuffu yandibadde, omuntu
waffa lukya nadda ngatusula eyo
Kumakya netugyeno ooooohh
Ekyegulo netukilya eyoooohh
Lunch netugilya eno ooohh