0:00
3:02
Now playing: Bantu Baffe

Bantu Baffe Lyrics by Ziza Bafana ft. King Saha

Trouble everyday (my lala)
Ah watch out fi this combination
Awa
A bi Bafana magically
A King Saha islander
Ah this one turf Mimo
More! Ah Digi Baur tell them say
Waliwo lwebinema nze ebyo nembileka
Nentega nebategulula abeleka, nentemeta
Labayo nebangooba nembaawa kubyensize nabyo ebyo nebabizila
Ebyange bye enkola eno babitankana omukwano gwakoma eyo
Laba abayaye basiiba mukachwano
Bakuba mpawa bali mukampigano
Olwezo enduulu ovedo, by'okola
Tebirandiza nsiiyo
Ate wade ngokola sente neziwela, gulira baano kubimbo
Kati ozilyanga nebano
Ebye saava biwooma nebano
Kamulali muteeke ku sayidiyo
Waliwo wakayilila bano wano
Abo be banta baffe, akuwanira wano navulugira eyo
Aboo betuyita baganda baffe, yoyo muno gwoyita muno wo
Abo be bantu baffe, akusiibako lw'ataabadewo
Abo betuyita baganda baffe, yoyo muno gwoyita munowo
Balina emitima emibi, egitasasila nze nga mbatya
Batega buteezi maggwa agwamu yagwamu, nga gamufumita
Kale, bandiba nga balina obusungu naye nze bananga buule
Mukyala wange gwe pakila ebigambo agende nsigale bule
Abo bantu baabi, nze mbalabira muli
Abo nembaduuka, hey! Uh ah
Befude baabanda, kangende mbalope ew'omutanda
Nti buli kimu bakivuluga, but they don't know hey uh aah
Abo be banta baffe, akuwanira wano navulugira eyo
Aboo betuyita baganda baffe, yoyo muno gwoyita muno wo
Abo be bantu baffe, akusiibako lw'ataabadewo
Abo betuyita baganda baffe, yoyo muno gwoyita munowo
Bebamu bebamu, nze mbagenda mpola
Bebaamu, bebaatulemesa okola
Be banyakula byetukoze
Babba ne byetulimye, batusumagiza nebatujako byetuguze
Beyita bagofele, mbuno bo balaguguze
Besiba amagengere nebifula bebikubye
Bamubaala ndeku, bamusala nsawo
Balumya tebatya musayi basiiba muntalo
Weyambule ebyobyoyambadde tebikunyulila
Gwe yambula engoye ezo ezitatukula
Kopolola empisa wano, ezitukuza wano ewaffe e buganda ebyo tebitukuba
Hallo! Better change up your ways and learn to love
Nze mbatya, sirina maanyi gabalwanisa (babanda)
Mbatya, mbulidwa gwembalopera
Bantu babi nyo, buli omu abatya eyo eh eh
Abo bantu babi buli omu abakaba lulwe
Banemeza ensi, bulijempita batadeyo emiti
Besibye obukokolo, bamanyi sibalaba naye
Abo be banta baffe, akuwanira wano navulugira eyo
Aboo betuyita baganda baffe, yoyo muno gwoyita muno wo
Abo be bantu baffe, akusiibako lw'ataabadewo
Abo betuyita baganda baffe, yoyo muno gwoyita munowo
Olwezo enduulu ovedo, by'okola
Tebirandiza nsiiyo
Ate wade ngokola sente neziwela, gulira baano kubimbo
Kati ozilyanga nebano
Ebye saava biwooma nebano
Kamulali muteeke ku sayidiyo
Waliwo wakayilila bano wano
Sound cover records

Collection - Album Songs

Duration: 3 hr 14 min