eah Yeah (don't wanna) Fik Fameica and Byaxy (Tuff) Cmert Keys on the Beats Work hard, no time to relax I've been searching all night patrolling, where coulda you go go A long time no see sembera wano, ka nk'koleko effujjo Nyanguyiza don't waste no time (mpulira binkutte) Nyanguyiza don't waste no time (mummy yo) I don't wanna, I don't wanna wait in vain Wait in vain for your love (mwana ndisanga bakututte) I don't wanna, I don't wanna wait in vain (yeah, byebi) Gwe abisobola Bino ebya laavu y'ekivubuka Ne mu nnaku tusanyuka Baby wakuguka Gwe abisobola Onnyiga bi massage Bano abalala faajji Onvuga nga Bajaj Gwe abisobola Only you (baby) Only you Gwe abisobola Only you, (baby) Only you (Fresh bwoy) Nakufuna nasala stress Era akukwatako baby eba police case Labayo, towuliriza bigambo by'abateesi Producer Cmert Keys nyongeraako ku bass (gyal) Yeah! Tuzina pacito pacito Owooma owooma like sweet potato I want to show you how we do it in Ghetto Njagala tuvimbe babiri tetutya bisooto (gyal) Mu laavu oli kabejja Oyina engeri gy'ompembejja (that's why) Obasingira wala tebeerijja (it's right) Ndi naawe leero n'emyaka egirijja (gyal) Totya oli ne Fresh Bwoy And am a handsome guy Ssente nafunamu your drinks I'll buy Byaxy, Mubuulire (al-al-alright alright) Gwe abisobola Bino ebya laavu y'ekivubuka Ne mu nnaku tusanyuka Baby wakuguka Gwe abisobola Onnyiga bi massage Bano abalala faajji Onvuga nga Bajaj Gwe abisobola Only you (baby) Only you Gwe abisobola Only you, (baby) Only you Oyagala bye nkola Oyagala nga ntudde gwe n'ovuga Oyagala byenkola Engeri gye ntambula, gye mpanvuwa (mbu bikunyumira) Oyagala bye nkola (hmmmm, gal) Oyagala bye nkola Bye nkola Byebi! Shakin nini Sunda paka chini Onyumirwa zi mini Obakubisa brown skin Lottery sure win No more sabbuuni, sabbuuni (olimba) Byaxy sabbuuni I don't wanna, I don't wanna wait in vain Wait in vain for your love I don't wanna, I don't wanna wait in vain (wait in vain) Gwe abisobola Bino ebya laavu y'ekivubuka Ne mu nnaku tusanyuka Baby wakuguka Gwe abisobola Onnyiga bi massage Bano abalala faajji Onvuga nga Bajaj Gwe abisobola Only you (baby) Only you Gwe abisobola Only you, (baby) Only you Lady Snare Artin Production Nakutwala gye mbeera (only you) Fresh bwoy Byaxy (Only you)