Gwe weeyagale n′omuntu wo Chosen Blood Neeyagala na muntu wange Spice Diana Weeyagale n'omuntu wo alo Eli Arkhis Music
Tweyagala nnyo era tetuli na ku bigambo Ffe tumanyi amakulu agali mu bufumbo Twekuuma nnyo era tetuli na ku bigambo Ffe tumanyi amasanyu agali mu bufumbo ho!
Kuba tumanyi gye tuvudde Era tumanyi we tutuuse Okunyiiga tukuzza bbali ne tukwatagana
Nkusaba weeyagale n′omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n'ebintu byange Nkusaba weeyagale n'omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n′ebintu byange
Gwe weeyagale n′omuntu wo eyo Neeyagala n'omuntu wange Weeyagale n′omuntu wo alo, oh babe Omulungi muwe okutu Face ye gyetimbe nga tattoo Tomucanga ng'amatatu Tomusuula ddalu
Ojjukira lwe wanyiiga n′ovuma munno? Ojjukira luli lwe walangira munno? (n'omulabisa) Sso ate bwe walwala wajjanjabwa munno! Jjukira amaziga ng′okaabira munno (Nti osanga akiiwa) Kati osazeewo okusanyuka ng'osanyuka ne munno
Nkusaba weeyagale n'omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n′ebintu byange Nkusaba weeyagale n′omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n'ebintu byange
Oh baby Tweyagala nnyo era tetuli na ku bigambo Ffe tumanyi amakulu agali mu bufumbo Twekuuma nnyo era tetuli na ku bigambo Ffe tumanyi amasanyu agali mu bufumbo, yeah eh Gwe weyagale n′omuntu wo eyo Neeyagala na muntu wange Weeyagale n'omuntu wo alo
Nkusaba weeyagale n′omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n'ebintu byange Nkusaba weeyagale n′omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n'ebintu byange