(Verse)
Sigambe sibangako mu love mubutuufu naliwayo
Naye okuzuula nti gwenina siye mutuufu nalumwa nyo
Nze njagala nyo bambi njagala
Tonzigaliranga mulyango
Tonsaliranga musango
Obulimba tubekusingira amazima
Tetubafanana bambi no
(Chorus)
Bambi Tetubafanana
Saba mukwano nze nawe tunywere
(Tetubafanana)
Buli Kye twaloota bambi kibeere
(Tetubafanana)
Saba mukwano nze nawe tunywere
(Tetubafanana)
(Verse)
Nagwayo mpawo tonatereka
Kugwe serekereza
Suula buli kyama kywewatereka
Ofune wonterekera omutima
Obukya buziba mukwano ndagaano
Okuva lwenakugamba ye
Nkigoberera nga buwandike
Gano matwale go wesalise
(Chorus)
Bambi Tetubafanana
Saba mukwano nze nawe tunywere
(Tetubafanana)
Buli Kye twaloota bambi kibeere
(Tetubafanana)
Saba mukwano nze nawe tunywere
(Tetubafanana)
(Verse)
Omukwano tulina katwebaze omutonzi
Abamasekati nga twetunulide maaso ku maaso yeah
Nze njagala nyo nembeera woli awo oh oh oh oh oh!
Nze love yo enyumira si kwewayo
Silimba
Nimbe bampe ki? namalayo
Silimnba
Ampa agakugoba asulawo
Silimba
Muntadikwa gwe yabulawo
Silimba
Bwoba nga wooli ndi mugumu
Tekakutanda nga nolowoza ndifunayo omulala
Tetubafana hey
(Chorus)
Tetubafanana
Saba mukwano nze nawe tunywere
(Tetubafanana)
Buli Kye twaloota bambi kibeere
(Tetubafanana)
Saba mukwano nze nawe tunywere
(Tetubafanana)