Spice Diana Ndya ku ntuyo zange Mu sound cover, zino ntuyo zaffe ne baur Eno embozi ya leero, tonyigila bwenkugamba ko Wobba towuliriza luyimba, nkusaba wuliriza obubaka obutwale Banaffe, banaffe bantu banaffe bayiga ffe Baagala tulye byenda bo bagende ne ebibumba Banyumrwa basanyuka nnyo nga tetulina buyimba Kyekyo ekinkeeza buli kumakya nga omulimi nenkumbi Mama wange aleme kusabiliza sabuni Ne my byafaayo kane yeyata abel Amazina ddala wabaava eli Ekitonde omuntu wentiira dunia
Nze ndeka nkole bwenfuna tonyigila ndya ku ntuyo zange Wadde abanemesa bali eyo beewera ezo ntuyo zange Nze ndeka nkole bwenfuna tonyigila ndya ku ntuyo zange Wadde abanemesa bali eyo beewera ezo ntuyo zange
Ebirungi byomukolede tabiraba atunula bali Bwogula esati asaba nempale Byona tabiraba atuza ndali (why) Luli nalopa nga wa mama Kati oba ndi loopa wanni nze Kyoka nga banaanga bwerere Ne benayamba nayambila bwerere Baagala tulye byenda bo bagende ne ebibumba Banyumirwa basanyuka nnyi nga tetulina buyimba Boogela, boogela, Ba people batuvugannya Tetulina kyetwakola, naye ateh batuzoganya
Nze ndeka nkole bwenfuna tonyigila ndya ku ntuyo zange Wadde abanemesa bali eyo beewera ezo ntuyo zange Nze ndeka nkole bwenfuna tonyigila ndya ku ntuyo zange Wadde abanemesa bali eyo beewera ezo ntuyo zange
Ne wetwali mu masomero twasoma Naye teri ajukila ku byetwasoma Twakyanga football ne netball Naye teri ajukila na bya netball Bwebatyo no webabeela teri ajukira bya nkeera Berabila buli lukeera Baagala tulye byenda bo bagende ne ebibumba Banyumirwa basanyuka nnyi nga tetulina buyimba Boogela, boogela, Ba people batuvugannya Tetulina kyetwakola, naye ateh batuzoganya
Nze ndeka nkole bwenfuna tonyigila ndya ku ntuyo zange Wadde abanemesa bali eyo beewera ezo ntuyo zange Nze ndeka nkole bwenfuna tonyigila ndya ku ntuyo zange Wadde abanemesa bali eyo beewera ezo ntuyo zange Anh ntuyo zange Anh ntuyo zange