Kati nze baby wo Njagala mbeere mukwano gwo Akulembera obulamu bwo Nze mugagga wo Tell me what you wanting now Saba ky’oyoya bakireete Akamere ke nnali ndya Kaali nga kaabulamu kirungo spice Kati wooli ndi fine Obulako kimu kya kunnyweza so tight Oh my baby baby Walwayo nnyo naawe Kaabula kata nze neekyawe ah Mutima ngulaawe Tukaddiwe nga ndi naawe hmmm
Kati ebisulo binsula Vibe so high enkuba ne bwe nkuba Wasiika love nongoba ne ku ntula Kammenye kabokisi Akasente nze naawe tukakozese Baby baby ngonyumira design Ono omwana tamanyi bazungu Designer fi shine ah ndi number one fan Nze eno ewange ssigaba biyungu
Baby Baby baby ngonyumira design Ono omwana tamanyi bazungu Designer fi shine ah ndi number one fan Nze eno ewange ssigaba biyungu Kati ebisulo binsula Vibe so high enkuba ne bwe nkuba Wasiika love nongoba ne ku ntula Kammenye kabokisi Akasente nze naawe tukakozese