Spice Diana Diana Baur Spice Diana Ndya ku ntuuyo zange eeh Mu Sound Cover Zino ntuuyo zaffe ne Baur Sabula
Eno emboozi ya leero Tonnyiigira bwe nkugambako Bw’oba tonyumiddwa luyimba Nkusaba wuliriza obubaka obutwale Bannaffe bannaffe bantu bannaffe bayigga ffe Baagala tulyenga byenda Bo bagende n’ebibumba Banyumirwa basanyuka nnyo Nga tetulina buyimba Ky’ekyo ekinkeeza buli ku makya Ng’omulimi n’enkumbi Maama wange eka anywe ku tuta Aleme kusabiriza ssabbuuni Ne mu byafaayo Cain ye yatta Abel Amazima ddala bwe baava eri Ekitonde muntu we ntiira dunia ah
Nze ndeka nkole bwe nfuna tonnyiigira Ndya ku ntuuyo zange Yadde abannemesa bali eyo beewera Zino ntuuyo zange Nze ndeka nkole bwe nfuna tonnyiigiranga Ndya ku ntuuyo zange Yadde abannemesa bali eyo beewera Zino ntuuyo zange
Ebirungi by’omukoledde tabiraba atunula bbali Ogula essaati asaba n’empale Byonna tabiraba atunuza ndali, oh wa! Nali naloopanga wa maama Kati oba ndiloopa w’ani nze? Kyokka nga bannanga bwereere Ne be nnayamba nayambira bwereere Baagala tulyenga byenda Bo bagende n’ebibumba Banyumirwa basanyuka nnyo Nga tetulina buyimba Boogera boogera Ba people batuvuganya Tetulina kye twakola Naye ate batuzoganya, ah yeah!
Nze ndeka nkole bwe nfuna tonnyiigira Ndya ku ntuuyo zange Yadde abannemesa bali eyo beewera Zino ntuuyo zange Nze ndeka nkole bwe nfuna tonnyiigiranga Ndya ku ntuuyo zange Yadde abannemesa bali eyo beewera Zino ntuuyo zange
Ne bwe twali mu masomero twasoma Naye kati teri ajjukira na ku bye twasoma Twacanga football ne netball Naye kati teri ajjukira na bya netball Bwebatyo nno bwe babeera Teri ajjukira bya nkeera Beerabira buli lukeera Ah ye ye ye! Baagala tulyenga byenda Bo bagende n’ebibumba Banyumirwa basanyuka nnyo Nga tetulina buyimba Boogera boogera Ba people batuvuganya Tetulina kye twakola Naye ate batuzoganya, ah yeah!