Nsalawo Okusinza Lyrics by Shila Jonathans


(Verse 1)

Emyaka mingi, gyemazze kukyidiba
Ng'anonya omuzira kisa anyambe,
Ansule yo mukyidiba o'myo
Ng'anina essubi, nti oba olyawo nange ne'mpona aah
Laba abaja ngo'luvanyuma, bwe bansooka yo, nabawona nebagenda
Ennaku ne'luma aah, Ssubi n'elinzigwaamu
Ng'anina ebibuzo nkumu, ebitalina na answer
Yenze nkoletya aah, yenze nabaaki, ani ananyamba aaah aah

(Chorus)

Nkulabyeko ng'okola
Mukama Nkulabyeko
Kyenva nsalawo okusinza (Two times)
Nkulabyeko okola
Mukama nkulabye, nsalawo nkusinze (Solist)
Nkulabyeko ng'okola
Mukama Nkulabyeko
Kyenva nsalawo okusinza 

(Verse 2)

Hannah yali mugumba
Ngezzade lyabula aah, 
Yagenda muyekaalu n'asaaba
Ngalinga ataamidde eeh eeh
Yagenda muyekaalu n'asaaba
Katonda aliwagulu enyooo
Oyo yaddamu essala, addamu essala aah
Tayiwa bamwesiga (Tayiwa aah)
Tayiwa bamusaba (Oh nedda) 
Ye Katonda ali wagulu enyooo

(Chorus)

Nkulabyeko ng'okola, Mukama Nkulabyeko 
Kyenva nsalawo okusinza (Two times)
Nkulabyeko, ng'oyunga amagumba amakalu, nange Mukama nzize
Nkulabyeko ng'okola Mukama
Nkulabyeko kyenva nsalawo okusinza
Nkulabyeko ng'oziba obumwa bwe empologoma, Haya yayayaya,  heeh
Nkulabyeko ng'okola Mukama
Nkulabyeko kyenva nsalawo okusinza 
Nkulabyeko, ng'ositula abanyomebwa, haaa toyiwa bakwesiga, oohh oohh
Nkulabyeko ng'okola Mukama Nkulabyeko kyenva nsalawo okusinza 

(Bridge)

Wadde byenjagala sinabifuna, manyi Mukama osobola
Wadde byenjagala sinabifuna,manyi Mukama olimwesigwa aah
Wadde wadde wadde wadde wadde wadde silina Naye manyi
Olina plani enungi gyendi
Toyiwa ngako bakwesiga aaah aah

(Outro)

Nsalawo okusinza
Nsalawo okusinza, nsalawo okusinza 
Mpanika emikono gyange nkusinze(nsalawo okusinza)
Atayiwa bakwesiga(nsalawo okusinza)
Sirina kilala(nsalawo okusinza)
Wabula okusinza(nsalawo okusinza)
Oli kigo kyange Yesu(nsalawo okusinza)
Mwenzirukira, ne'mpona(nsalawo okusinza)
Oli Ssubi lyange(nsalawo okusinza),
Oli obulamu bwange(nsalawo okusinza)
Nsalawo nkusinze, nsalawooo ooh(nsalawo okusinza)
Oli Ssubi lyange,(nsalawo okusinza)
Oli obulamu bwange(nsalawo okusinza)
Mu kusinza mulimu amanyi, eeh nsalawo(nsalawo okusinza)
Nsalawo, nsalawo, oohh ooh oohh nsalawo okusinza aah aah

Submitted by: Peace Eve Namukose
Instagram: @Peaceevelinesnamukose