(Intro)
Eyo Pia, John Blaq
Engeri gyakirira (Ke-)
My African bowy bowy bowy (Kelly Yo)
Ayaa bbasi
(Verse 1)
I love you everyday
Girl I want to give you
Omukwano gukime
Gusange ewange munju
Gwe w'otali sisobola kukola kintu
Akayimba kakunyumire my muntu
Take me anywhere
Baby I'll go with you
Tulumbe mu America oba tugende Brazil
Kululwo baby wendi kululwo
Nsobola okukola buli kintu kululwo
(Chorus)
Oh mama ggwe alina style
Oh mama ggwe alina style oh oh
Olina style
Abalala wabaleka mile
Oh boo boo ggwe alina style
Oh baby ggwe alina style oh oh
Olina style
Abalala wabaleka mile
(Verse 2)
Yeggwe alina amasanyalaze agakuba
Gwe alina lubanto yalubalula ah ah
Muli ombalula
Wankuba bamusakata
Tuula ku ntebe nkusunire guitor
Nkuyimbire akayimba k'Elly Wamala ah aah
Wabula baby wamala
Wankuba bamusakata
Obumwa bwo bunyirira
Engeri gy'okikola nze nginyumirwa
Nyumirwa ng'okirira
Boy me love the way you go down nze nginyumirwa oh ah
(Chorus)
Oh mama ggwe alina style
Oh mama ggwe alina style oh oh
Olina style
Abalala wabaleka mile
Oh boo boo ggwe alina style
Oh baby ggwe alina style oh oh
Olina style
Abalala wabaleka mile
(Bridge)
I love you everyday
Girl I want to give you
Omukwano gukime
Gusange ewange munju
Gwe w'otali sisobola kukola kintu
Tuula ku ntebe nkusunire guitor
Nkuyimbire akayimba k'Elly Wamala ah aah
Wabula baby wamala
Wankuba bamusakata
(Chorus)
Oh mama ggwe alina style
Oh mama ggwe alina style oh oh
Olina style
Abalala wabaleka mile
Oh boo boo ggwe alina style
Oh baby ggwe alina style oh oh
Olina style
Abalala wabaleka mile
(Outro)
Obumwa bwo bunyirira
Engeri gy'okikola nze nginyumirwa
Nyumirwa ng'okirira
Boy me love the way you go down nze nginyumirwa oh ah
Aya bbasi
African Bowy
"Style" is a dancehall song by Pia Pounds and John Blaq. It was produced by Kelly Yo, and released on Junuary 9, 2024.