(Intro)
Buli kimu mwana ggwe kya lo
Byona obikolanga notaffa lo
Njagala love erabikako mu lo
A Pretty, a Pretty Banks on another one
(Verse 1)
Bwe tuba tulabisa badda bali
Abalina style z'amafandali
Champion girls with the champion bodies
Giri ngisitula ne ba don daddies
Bw'oguwulira omuziki go down
Kuba twaze wano kufuna some fun
Sisobola marathon ssomero nta
Wadde ndi wakabi ggwe tokikola totya
(Chorus)
Wewawo
Okwatangako ekikola tekikanga
Wemba awo
Onkwatangako toffa nga ndi awo
Wewawo
Okwatangako ekikola tekikanga
Wemba awo
Onkwatangako toffa nga ndi awo
(Verse 2)
Permission granted
Kati kozesa advantage
Ke wayita University obukodyo advanced
You're the type I wanted
Mr Originari
Leka nkuwe ma soul and ma body garantee
Body to body kabadi nga acrobatic
Bw'oba ng'onsitudde ondese mu party
Ggwe kyonsaba kye nkuwa kinkosa ki?
Tewali
Nga nemye omubiri ogusembeza (tewali)
Nti oyo muzibu tomwefassa (tewali)
Tewali yadde abantu bekkaza (tewali)
Njagala okikole baaba
(Chorus)
Wewawo
Okwatangako ekikola tekikanga
Wemba awo
Onkwatangako toffa nga ndi awo
Wewawo
Okwatangako ekikola tekikanga
Wemba awo
Onkwatangako toffa nga ndi awo
(Verse 3)
Bwe tuba tulabisa badda bali
Abalina style z'amafandali
Champion girls with the champion bodies
Giri ngisitula ne ba don daddies
Leka nkuwe ma soul and ma body garantee
Body to body kabadi nga acrobatic
Bw'oba ng'onsitudde ondese mu party
Ggwe kyonsaba kye nkuwa kinkosa ki?
(Chorus)
Wewawo
Okwatangako ekikola tekikanga
Wemba awo
Onkwatangako toffa nga ndi awo
Wewawo
Okwatangako ekikola tekikanga
Wemba awo
Onkwatangako toffa nga ndi awo
(Chorus)
Wewawo
Okwatangako ekikola tekikanga
Wemba awo
Onkwatangako toffa nga ndi awo
Wewawo
Okwatangako ekikola tekikanga
Wemba awo
Onkwatangako toffa nga ndi awo
"Wewawo" is a song by Pretty Banks. It was written by Dokta Brain, produced by Nessim, and released on January 2, 2025.