Netwalira Lyrics by Laika


Shaa!
This one 
Ha!
Yeah yeah
Nessim Pan Production

Atayita yitanga ya waana owuwe
Nyini mulengo yaguwaana ogule
Gwe bwomweenya nemba nga akubidwa emandure
Omutima gukubira kumu kumu kibooko ya Wembley
Nga reward ompangule
Mu Bantu onyanjule
Nteeke ko engule
Okilizibwa oneffuge
Tewaba akujjako ebisale
Love tetundibwa mukatale
Omutima ogulimu akasaale
Darling nkuwe ogutwaale

Obeela otutte kiwedde
Kye bateese teese
Okujjako nga olinda tunyeenye nga keddo nga nze nakyelabidde
Gira netwalira, netwalira
Laba ebisanyanzo nina
Buli kyetaagisa
Gira netwalira netwalira
Laba ebisanyizo nina
Nina buli ekyetaagisa

Totama oli kyakulya and the sweet one
Ndowooza amata gwe gonaaba ekiro
Kugwe baakisusa, buĺi kimu watuuka
Atenga nsomera mu baasa
Naye era kigwa
Sotonumya leka nkugambe akaama
Netaaga omanya ekituufu ovaawa
Oba sweet manye, mumutimagwo ngwaawa
Kubanga nze nkwagala nga maama anzaala

Obeela otutte kiwedde
Kye bateese teese
Okujjako nga olinda tunyeenye nga keddo nga nze nakyelabidde
Gira netwalira, netwalira
Laba ebisanyanzo nina
Buli kyetaagisa
Gira netwalira netwalira
Laba ebisanyizo nina
Nina buli ekyetaagisa