Tanimba Lyrics by Vyroota


Your mine, Omukwano baibe Ngusiima gwompa(aaah)
Nguwulira(aah)Yeah

Mine, Nnyumirwa nnyo Okulaba tongoba
Yea yea yea yea(iiih)I say Ono gwennina Bagambe simutta, Omwana tanimba
Nze gw'ofunye Bagambe tolinta, Mbe'nga nze gwobiika
From today balumye bettuge maama Omwana tanimba
Kankuwe bilabo kanjiwe mama, Mbe'nga nze gwobiika

Nze silaba nga yo mukyala asinga ono
Terera baibe kankunnyumize luuno
Obulungi bwo busuuka ku be ndaba wano, kankugambe
Ofunye akukuuma yenze
Abakugambako toloba, ankuleetera ebiwooma yenze

Yeah, my(iiih) Nnyumirwa nnyo Okulaba tongoba(mama)
Yeah yeah yea(iiih) I say, ono gwennina
Bagambe simutta Omwana tanimba
Nze gw'ofunye Bagambe tolinta Mbe'nga nze gwobiika
From today balumye bettuge maama Omwana tanimba
Kankuwe bilabo kanjiwe mama, Mbe'nga nze gwobiika

Yea baibe, there’s something inside me wanna put it outa(yeah)
I wanna tell you something baby we be together(uhh..)

Credit: The Lyrical Home