Guninya Lyrics by Uncle Chumi


(Intro)

Chumi de Mostive uncle
(Hey Se-)

(Chorus)

Lwaki omwoyo gw'okukwabula nze guninya
Buli lwe ngezaako okwagala nze binyiiza
Bestie nkwagala naye njagala nnyo bba wo
Yadde nkwagala naye njagala nnyo bba wo oyo (Hey Sekret)

(Verse 1)

Nze ne bwengwa mu love
Sigwa mu love na baavu
Nze nga naagwa mu love
Nfa ku ssente mu love
Ggwe ne bwoba mukyafu
Kasita money aba enough
Nze abaavu bandeeta cough
Nga toyina ssente tobiŋŋamba
Bw'oba toyinamu ompunyira nga kyenyanja
Nkusaba owulire nze byeŋŋamba
Oyina okukola ennyo okufuna my number (oouu)

(Chorus)

Lwaki omwoyo gw'okukwabula nze guninya
Buli lwe ngezaako okwagala nze binyiiza
Bestie nkwagala naye njagala nnyo bba wo
Yadde nkwagala naye njagala nnyo bba wo oyo

(Verse 2)

Laba sigwa nze mu love
Sigwa mu love na baavu
Nze nga naagwa mu love
Nfa ku ssente mu love
Ggwe ne bwoba mukyafu
Kasita money aba enough
Nze abaavu bandeeta cough
Nga toyina ssente tobiŋŋamba
Bw'oba toyinamu ompunyira nga kyenyanja
Nkusaba owulire nze byeŋŋamba
Oyina okukola ennyo okufuna my number (oouu)

(Chorus)

Lwaki omwoyo gw'okukwabula nze guninya
Buli lwe ngezaako okwagala nze binyiiza
Bestie nkwagala naye njagala nnyo bba wo
Yadde nkwagala naye njagala nnyo bba wo oyo

(Outro)

Lwaki omwoyo gw'okukwabula nze guninya
Buli lwe ngezaako okwagala nze binyiiza
Mostive Gang


About the song "Guninya"

"Guninya" is a song written and performed by Uncle Chumi. It was produced by Hey Sekret, and released on February 6, 2025 through Mostive Gang.