Onsobola Lyrics by Kasi3


(Intro)

Rampa tata ntanta nta
Rampa ta ntanta ntanta baibe yeah
Rampa tata ntanta nta
Rampa ta ntanta ntanta
Kasi3onthewav Baby

(Verse 1)

Bukedde nkusubila
Nkwesunga nga Bukkedde 
Wolu papula baby 
Gwe yadde webuzabuza 
Kyoba omanya ndi kajiko
Mukyai ontabula ondalula, eh 
Ndisigala nkububila 
Nga Buliwodda woona nze nagobelela
Ndi sigala nkubebela , Ndi sigala Nkubebela
Nkimanyi ojjagala , Kiki ombadala yeah
Njagala kuwa gwe kyoyagala
Kuba nzenakiliza kumavivi nakilila 
Nkuba yegwe ansobola yeah 

(Chorus)

Onsobola onsobola onsobola onsobola
Onsonomola somola somola somola
Yegwe Ansobola 
Onsobola onsobola onsobola onsobola
Onsonomola somola somola somola
Kuba Yegwe Ansobola 

(Verse 2)

Webalabalamu , Buli andaba ngobelela 
Ampita mulalu yeah yeah yeah
gwo ogabba Bulamu
Kyova olaba byoona nkuuwa nze nemalamu
Nze kwelabamu uuh yeah 
Gwe ndabilwaamu 
Girl with your Balloon 
Girl you gat me worked up all too soon
Coz you gat me fine tuned yeah 
Nkimanyi ojjagala , Kiki ombadala yeah
Njagala kuwa gwe kyoyagala
Kuba nzenakiliza kumavivi nakilila 
Nkuba yegwe ansobola yeah 

(Chorus)

Onsobola onsobola onsobola onsobola
Onsonomola somola somola somola
Yegwe Ansobola 
Onsobola onsobola onsobola onsobola
Onsonomola somola somola somola
Kuba Yegwe Ansobola


About the song "Onsobola"

"Onsobola" is a song written, performed, and produced by Kasi3 (real name Kasirye Sharif Mukasa). It was mixed and mastered by Herbert Skillz, and released on February 14, 2025.