Amaziga Lyrics by The Bwoyz UG


(intro)

A Pro pan production
Ba bano ba The Bwoyz
(Felix made it)

(verse 1)

Buli woyogera ku kigambo love
Mwana mpulira busungu, mtchew
Buli wendaba  abali mu love 
Mpulira njagala ku sesema ahhhhh
N'enyimba za love 
Nze siziwulira eno amatu gaziba
Banjuza yuzza bankuba nga mu gumu nebangabana aahh
Eh, katinze ninga nga kibumbe
Ensi y'omukwano sigimanyi
Ne byendimu birala nze tonyumiza love
Byona twabirabako teri kapya kubiriwo

(chorus)

Amaziga genayiwa siridamu kukaba nze 
Emiranga kwolwo gye nakuba
Kale siridamu kusinda nze
Ndayira newendiba ntuse okufuna omulala siryesiga kitonde muntu ndayira
Okufira ku beere lya maama ahh

(verse 2)

Oyagala omuntu ate newemalu
Nga olowooza ofunye asembayo
Kumbe birala ayagala bibye agende eeh
Webatyo webakola
Ebyo omukwano kati babivaako
Bamanyi kulumya
Nakumenya mitima
Balabe tebasasira aabo
Emitima emirunjji bajitumalako
Love yaffe yona yagwawo
Bakumenya omutima nagwo neguguba
Nga oyagala magya ebi love toyoya

(chorus)

Amaziga genayiwa kale siridamu kukaba nze 
Emiranga kwolwo gye nakuba
Kale siridamu kusinda nze
Ndayira newendiba ntuse okufuna omulala siryesiga
Kitonde muntu ndayira
Okufira ku beere lya maama ahh

(verse 3)

Gwe walowooza nadiba
Olw'okuba nayagala ggwe omu
Walowooza oli mugalanda wabalungi 
Nokola buli kasasiro 
Ewaffe tebankubangako migo
Mbwa ggwe wanfuula nga punching bag
Ewaka tebansoza yadde nga
Kumigere wefuula jackiechan
Nga ate kubwenzi kwotudde 
Okomawo nga bukede eeh
Bwenkubuza gy'obade wanfula kagoma ko nokuba

(chorus)

Amaziga genayiwa kale siridamu kukaba nze 
Emiranga kwolwo gye nakuba
Kale siridamu kusinda nze
Ndayira newendiba ntuse okufuna omulala siryesiga
Kitonde muntu ndayira
Okufira ku beere lya maama ahh

(outro)

Siridamu kukaabaanze
Sirdamu wuwuwu kukaabaa nze (Kawai)