Kumpi Wano Lyrics by Terra Watts


(Intro)

Kumpi wano
Sembera wano, eyah me talk
Tubiddemu omukwano gundi mubire
Bwekaba katabo we got to rewrite it

(Verse 1)

I want to say something deep inside
Sembera wano Obulamu bwesika
My musawo nemeddwa okwewala
Wajanga kibunoowa gyensula
Sukali bamukola mu maziga go
Enyonyi ku tale ziyimba linya lyo
Ontadde ku bonwe mbulidwa n'otulo
Kye nalabisa emunye akamwa kakoogere 

(Chorus)

Kumpi wano
Sembera wano kumpi wano
Tubiddemu omukwano gundi mubire
Bwekaba katabo we got to rewrite it
Kumpi wano
Sembera wano kumpi wano
Tubiddemu omukwano gundi mubire
Bwekaba katabo we got to re-read it 

(Verse 2)

Baby nsazewo kukuno nkube guitar
Buyimba bw'omukwano baby bunzita
Ggwe kimuli ky'omuwendo mulisa
Bakubumba mu golo nga feeza wabuula
Ontuza bukebbe ombuziza wensula
Oli kalasa mayanzi mwaanyi zabaala
Ggwe kakoba kwe bapima ensi
Kagoye ka mudalizo baby wumula

(Bridge)

Obaa nkukweke mu bire
Mu kitooke kya musa
Omulungi owanamadala wulira
Guno omukwano masavu kumpi wano 

(Chorus)

Kumpi wano
Sembera wano kumpi wano
Tubiddemu omukwano gundi mubire
Bwekaba katabo we got to rewrite it
Kumpi wano
Sembera wano kumpi wano
Tubiddemu omukwano gundi mubire
Bwekaba katabo we got to re-read it

(Outro)

Sukali bamukola mu maziga go
Enyonyi ku tale ziyimba linya lyo
Ontadde ku bonwe mbulidwa n'otulo
Kye nalabisa emunye akamwa kakoogere
Wano, sembera wano kumpi wano
Kye twakola luli baby (eyah me talk)
We got to repeat it

Submitted by: Abba Pawaz