Ku Sure Lyrics by Azawi, Dax Vibez


(Intro)

Dax vibez
Azawi yeh (ma babe)
Bangar Boi

(Verse 1)

Manya ewange teriiyo police ahhh
Bukwodyo bwomukwano bupya
Nkuwelako receipt oh no (Swangz Avenue Music)
Muyange manya olina ekifo
Kinene tonvuga speed babe ndimu ekigo oh no yeh
Mukwano nze sikusubiize nti nze asiinga
Nze kye nkusuubiza nti bwe mbanga njagadde
Ojagguwulira mu masuuka
Ojaguwulira nga gukuunta

(Chorus)

Mbeera ku sure (ma bebe)
Ndi bibyo ndi bibyo ndi bibyo ogwange gwa pure (ma bebe)
Nga ate byadala
Era nga bw'ompita (ma bebe)
Nzijayo nzijayo nzijayo ogwange sure (ma bebe)
Nga ate byadala

(Verse 2)

I only have you on my wishlist
I wanna eat you like a biscuit
Flavor yo yeesingayo wano mu district
All around across the world
Do you realize nsobola okulwaana omuntu nemusala right
Akukwatako yenna akimanye I can fight
Ewali ekizikiza baby gw’obeera light
Oyaka nga white, do you realize
Olina amaheight osingako ne Dax vibez
Akukwatako yenna kimanye I can fight
Ewali ekizikiza baby gw’obeera light
Brighter than a light
Sweet boy you’re the only one for me the only one for my heart
I love you ate byadala

(Chorus)

Era nga bw'ompita (ma bebe)
Nzijayo nzijayo nzijayo guno ogwange sure (ma bebe)
Nga ate byadala

(Verse 3)

Manya ewange teriiyo police ahhh
Bukwodyo bwomukwano bupya
Nkuwelako receipt oh no
Muyange manya olina ekifo
Kinene tonvuga speed babe ndimu ekigo oh no yeh
Sweet boy you’re the only one for me the only one for my heart
I love you ate byadala

(Chorus)

Mbeera ku sure (ma bebe)
Ndi bibyo ndi bibyo ndi bibyo ogwange gwa pure (ma bebe)
Nga ate byadala
Era nga bw'ompita (ma bebe)
Nzijayo nzijayo nzijayo guno ogwange sure (ma bebe)
Nga ate byadala

(Outro)

Ma babe
Dax Vibez


About the song "Ku Sure"

"Ku Sure" is a song written and performed by Azawi and Dax Vibez. It was produced by Bangar Boi (real name Ssekajja Marrick), and released on February 28, 2025 through Swangz Avenue.