Bakujukize Lyrics by Fenrico


Dear taata Oh God
Omutonzi wensi
Kamala byona
Amanya manji nonya lyemba nkuyita ompulile
Nze atamanyi kyoolya nti nkufumbile nkujulile
Nokutuuka jobeela ah bizibuzibu
Nga nsabye Nsabye naye ndabika nze asaba obubi
Batugamba tofa kunimi luno luganda
Nsubila oluwulila munange
Abakuli okumpi taata
Bakujukize
Bakujukize ojukile otujukile
Abakuli okumpi Tonda wange
Bakujukize
Bakujukize ojukile onzijukile

Aah Sikubusabusa maanyi′go
Ah ah ekyo sisobola kukikola
Naye ndaba onsulilide nyoo
Nsonyiwa bwemba ndaba nga silaba
Naye mpulila ngonze
Abakuli okumpi taata
Bakutugambile
Bakutugambile ojukile otujukile
Abakuli okumpi Tonda wange
Bakujukize
Bakujukize ojukile onzijukile