Rose Flower Lyrics by Toxy Duda


Luno lwelugendo
Lwetulina okugobelera

Kano kekasera
Bulijo ketulindilira

Era gw'e guno omukwano
Abalala gwe begwanyiza

Maze okukwetegereza
Maze okukyiwa obudde
Bali obasinze ensumika

Mukwano wandiba zaabu
Ka langi ka mulela ku kanzu
Byewambuna eno bitaavu
Yegwe eyamponya olumbe lwa love

Nsazewo nkutwala iye
Olwalero nkutwala
Kibalume
Tekawo obugalo
Nkunanike Empeta
Mubimuli ebinji yegwe Rose flower
Eeeh

Luno lunaku lwo
Gwe wejjage
Wekaba kamwenyu
Seka balumwe
Awo nkunanike akaweta
mukwano weyise
Era mulwatu okyatule

I love you

Lengela beauty you look so pretty
Yegwe ka sweetie kasusu ka barbie
Oli kawomela mubisi gwa njuki
Your the final cut on a movie scene

Nsazewo nkutwala iye
Olwalero nkutwala

Kibalume
Tekawo obugalo
Nkunanike Empeta
Mubimuli ebinji yegwe Rose flower
(Nsazewo nkutwala)

Your my angel
My little flower
When am feeling low
You give me power
Niko mgonjwa kuja nipe dawa
Eeeh

Balitubajjamu mbawo (Balitubajjamu mbawo)
Tusabe lugaba atukume alo (Tusabe lugaba atukume alo)
Nyweza bambi tonva ku dyo
Ku dyoo oh

Balitubajjamu mbawo (Balitubajjamu mbawo)
Tusabe lugaba atukume alo (Tusabe lugaba atukume alo)
Nyweza bambi tonva ku dyo
Ku dyoo oh

Nsazewo nkutwala (Nsazewo nkutwala) iyee
olwalero nkutwala (olwalero nkutwala)
Kibalume
Tekawo obugalo
Nkunanike Empeta (Nsazewo nkutwala)
Ayo ayo
Mubimuli ebinji yegwe Rose flower (olwalero nkutwala)

Nsazewo nkutwala (Nsazewo nkutwala)

Mukwano byekoze
Tulumwe abatalina
Kino kyetuzimbye kyekilitubula oluvanyuma
Omukwano ompade munji
Ntandise okugaziwa
Wanjagalila mubwavu noleka abakalina
Lengela beauty you look so pretty
Yegwe ka sweetie kuyita ka mami
Oli kawomela mubisi gwa njuki
Your the final cut on a movie scene


About the song "Rose Flower"

"Rose Flower" is a reggae song written and performed by Toxy Duda. It was produced and mastered by Pyret Beats. "Rose Flower" was released on February 23, 2024.