Amaviivi Lyrics by Wilson Bugembe

(Verse 1)

Sam wajawa sente wali munaku nnyo Nga
Aidah yajawa omwami nga abasajja bali bekyanga
Gundi wajawa emotoka jukila engato eli eyagwaolubege
Nasanze Phiona e’Canada ko nze mwana wewafe
Ye watunse otya ebweeru, enyonyi haaaa

(Chorus)

Amaviivi tegaliba, nze nina obufjulizi
(Amaviivi tegaliba)ofukamilangako (tegaliba)
Amaviivi tegaliba, lengela jeyanzijja
(Amaviivi tegaliba)ofukamilangako (tegaliba)
Amaviivi tegaliba, Galiswaza abalabe bo
(Amaviivi tegaliba)ofukamilangako (tegaliba)

(Verse 2)

Yemwe mukawa deal, bulikisela kulaba China
Ye mwe mujawa enyimba, bulikisela mukuba hit
Waliwo abagwa ebigezo, mbuuza mwajjawa future
Bebaliwa abava mukyalo, nga ekibuga kibagondede
Ani eyakufja esakala, wanika emikono omuwe kutendo
Kana yajawa omwana esther yafuka atya queen

(Chorus)

Amaviivi tegaliba, nze nina obufjulizi
(Amaviivi tegaliba)ofukamilangako (tegaliba)
Amaviivi tegaliba, lengela jeyanzijja
(Amaviivi tegaliba)ofukamilangako (tegaliba)
Amaviivi tegaliba, Galiswaza abalabe bo
(Amaviivi tegaliba)ofukamilangako (tegaliba)

(Outro)

Tegaliba
Tegaliba (x3)